Ab’ebyokwerinda okuli police n'amagye batudde mu kafubo ak'enjawulo okutema empenda ku ngeri gyebanalambikamu abantu abagenda okwetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Ssabasajja Kabaka age 68. Emisinde gy’amazaalibwa ga Ssaabasajja gyakuddukibwa nga...
Minister w'ensonga z'e Kalamoja Mary Gorret Kitutu ne mwannyina Naboya Kitutu Micheal basindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 12 April,2023 lwebanakomezebwawo mu kooti bewozeeko ku by'okubulankanya amabaati ga government....
Eyaliko omusumba w'eklezia katulika ow'essaza lye Hoima Bishop Albert Edward Baharagate Akiiki avudde mu bulamu bw'ensi. Okusinziira ku musumba we Hoima aliko Bishop Vincent Kirabo, Bishop Baharagate affiiridde mu ddwaliro...
Omulamuzi wa kkooti ya City Hall Jane Tibakunzika asindise musajja mukulu Eid Mohamood Zingo ow'emyaka 62 mu nkomyo, avunaanibwa kusobya ku bazzukulu basatu. Zingo mutuuze w'e Bukoto Namuli zone, asomeddwa...
Abavubuka babiri babuutikiddwa ekirombe ky'amayinja ku kyalo Magwa Cell ekisangibwa mu muluka gwe Buddo mu town council ye Kyengera. Enjega eno egudde mu kirombe kya Bison, era abagenzi kuliko Dora...
Police e Mbale ekutte abavubuka babiri abagambibwa okuba nti babadde bawa omuyizi w’essomero obutwa. Okusinziira ku police abakwate kuliko Were Abdu ow’emyaka 22 ne Tony Magidu ow’emyaka 20. Rogers Taitika...
Omugoba wa loole namba UAW 789L emulemeredde bw'abadde alinnya olusozi "Ndikuttamadda e Kiyoola mu district ye Mukono ku luguudo Kyetume- Katosi. Omugoba waayo agiddwayo ng'alumiziddwa byansusso, addusiddwa mu ddwaliro. Eyerabiddeko...
Entiisa ebuutikidde abazadde n'abasomesa ku ssomero li Gloria Nursery and Primary school erisangibwa mu kabuga ke Kamusenene mu District ye Mityana, emotoka No. UAU 001V bwetomedde abaana 5 nga kuliko...