Ssentebe we kyalo Mbaale mu Kagologolo town council mu district ye Bukomansimbi Kibirango Ssabiiti asangiddwa attiddwa omulambo negusuulibwa mu mimwanyi. Alex Ssewagudde ssentebe wa Kagologolo town council agamba nti Kibirango...
Abantu 16 nga abavudde ku kyalo kimu babuze, bateeberezebwa okuba nti begasse ku batujju ba ADF. Ebitongole by’eby’okwerinda ebirwanyisa ebikolwa eby’obutujju biri ku muyiggo gw’abantu bano, abavudde mu nnyumba ezenjawulo....
Ekitongole kyámakomera mu ggwanga kisambazze ebigambibwa nti Minister w'ensonga ze Kalamoja omusibe Mary Gorret Kitutu nti yazize emmere mu komera, ng'atya nti abaMafia bandimuteera obutwa mu byókulya. Waliwo amawulire agabadde...
Entiisa ebuutikide abatuuze ku mwalo gwe Ssenyi mu ggombolola ye Ssi -Bukunja mu district ye Buikwe, omukyala nekoleragyange Alaaki Esabero bw'afumise omuvubuka myaka 22 ekiso n'amutta Oluvanyuma lwokufuna obutakanya. Attiddwa...
Abagoberezi ba kristu mu masinzizo ag'enjawulo basabidde Ssaabasajja Kabaka n'okwebaza Katonda olw'obulamu bw'amuwadde kati emyaka 68. Ssaabasumba Paul Ssemogerere yakulembeddemu ekitambiro ky'emissa eky'okukuza amazuukira ga Yezu Kristu ku lutikko e...
Abantu babiri bafiiriddewo mbulaga taxi No. UAJ 909T eremeredde omugoba waayo n'ebasaabala ku nkulungo y'eBuwooya ku luguudo lwa Kyetume-Katosi mu district ye Buikwe. Mmotoka eno kigambibwa nti ebadde etisse kabindo,...
Ab’enzikiriza ezisuusuuta Kristu abeegattira mu kibiina kya Uganda Joint Christian Council batadde government ku nninga esitukiremu etereeze ebizze bisoba mu ggwanga, ekozese amateeka agaliwo eggwanga lidde ku luguudo. [caption id="attachment_23048"...
Abantu 9 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kabuga ke Kyoja Kinoni mu district ye Lwengo ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara. Abafudde babadde basaabalira mu mmotoka kika kya...