Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asabye abakyala n'abavubuka okwenyigira mu kaweefube w'okulima emmwanyi, okulwanyisa Obwavu mu maka. Katikkiro agambye nti ettaka lye Mawogola likyalimu obujimu okukolerako obulimi omuva ensimbi,...
Emmotoka lukululana egambibwa okuba ng'egudde mu mugga Kiyira ku lutindo lwe Kaluma ebuliddemu. Lukululana No.UBE 405 P , box body UAT 113 F mecedes Sino egambibwa okuba nti ebadde eva...
Abantu b'Obusinga bwa Rwenzururu bakulwawo okulaba ku Musinga Irema-ngoma Charles Wesley Mumbere ng'azzeeyo mu Businga bwe, wadde nga babadde bamaze emyaka 7 nga tebamulabako. Makasi Alfred akolanga ssaabawolereza w'Obusinga bwa...
Wabadewo akasatiro ku somero lya Kitebi senior Secondary school mu kiro, omuliro ogutanategerekeka kweguvudde bwegukutte ekisulo ky’abayizi nga bebase. Essomero lisangibwa mu gombolola ye Lubaga mu Kampala. Abasomesa n'abayizi abalala...
Omusomesa Musaazi Ivan n'omuyizi Mugerwa Charles owa S.3 ab'essomero lya Hope Intergrated Secondary School Kyetume mu district ye Lwengo bagudde mu luzzi olumanyiddwa nga olwa Kyawaggoonya lwebabadde bagenze okulwerula. Sitenda...
Kkooti enkulu ewozesa abalyake n’abakenuzi egobye okusaba kwa Michael Naboya Kitutu ng'ono ye muganda wa minister avunaanyizibwa ku nsonga ze Karamojja Mary Gorreti Kitutu, mwabadde awakanyiza eky'okuwozesebwa mu kkooti e...
Government ewaddeyo obukadde bwa shs 5 eri buli maka agaafiiriddwa abayizi 41 ku ssomero lya Mpondwe Lhubiriha Secondary School. Dr. Dennis Mugimba omwogezi wa Ministry y'eby'enjigiriza mu ggwanga ategezezza nti...