Abantu 4 bebateberezebwa okuba nga bafiridde mu kabenje akagudde e Kamengo mu district ye Mpigi ku luguudo lwe Masaka, emmotoka 2 zitomereganye bwenyi ku bwenyi. Akabenje kano kaguddewo nga zikunukiriza...
Abantu 3 bataasiddwa okuva mu mugga Nyamwamba mu district ye Kasese, nga bano baabadde bagudde mu mazzi g'omugga guno ogwabooze negusalako amakubo. Abannyuluddwayo kigambibwa nti bakozi mu kirombe kya Kirembe...
Police ye Jinja etandise okusunsulamu bateberezebwa okuba abamenyi b'amateeka beyakutte mukikwekweto kyeyakoze mu Jinja Northern division mu Jinja City. Gyebiggweredde ng'ekikwekweto kiyooleddemu akulira eby'okwerinda ku kyalo Wannyange Lake village ayitibwa...
Ennaku z'omwezi zaali 22 June, 1996 CBS Fm neeyingira amayengo ga Radio, ng'eyita ku mukutu ogwa 88.8. Ssaabasajja Kabaka bweyali aggulawo studio za CBS FM ku...
Natiigo Vincent yetugidde mu luggya lwa kitaawe amuzaalira omukyala, mu bigambibwa nti kyavudde ku mukyala we okunoba emyaka 3 egiyise n'amwegayirira adde mu maka ge neyeerema. Amawano gano gagudde...
Police e Mukono ebakanye n’eddimu ery’okunoonya omuwala Desire Kisaakye Nsimenta(25) agambibwa okukkakana ku muganzi we Vincent Sseguya n’amusalako obusajja okujula okubukutulako. Bino bibadde ku kyalo Kirangira B ekisangibwa mu Ggulu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asabye abakyala n'abavubuka okwenyigira mu kaweefube w'okulima emmwanyi, okulwanyisa Obwavu mu maka. Katikkiro agambye nti ettaka lye Mawogola likyalimu obujimu okukolerako obulimi omuva ensimbi,...
Emmotoka lukululana egambibwa okuba ng'egudde mu mugga Kiyira ku lutindo lwe Kaluma ebuliddemu. Lukululana No.UBE 405 P , box body UAT 113 F mecedes Sino egambibwa okuba nti ebadde eva...
Abantu b'Obusinga bwa Rwenzururu bakulwawo okulaba ku Musinga Irema-ngoma Charles Wesley Mumbere ng'azzeeyo mu Businga bwe, wadde nga babadde bamaze emyaka 7 nga tebamulabako. Makasi Alfred akolanga ssaabawolereza w'Obusinga bwa...