Akabenje ka Bus akalala akagudde e Wakisaanyi ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu, Bus ya kampuni ya Crown Coaches bweyingiridde ekimmotoka ekibadde kikwamye ku luguudo! Bus number UAQ...
Abatemu bateeze omugagga Ddamulira John owe Kyotera , basindiridde emmotoka ye amasasi negayitamu negamwasa omutwe. Kigambibwa nti ababbi bamugwikirizza ava mu bank e Kyotera, era ensimbi bakuuliise nazo. Abaddukirize bagamba...
Abatuuze bokukyalo Nabusugwe mu Gombolola ye Goma mu district ye Mukono baguddemu enkyukwe, omwana owekyaka 3 agudde mu kinnya kya kazambi (septic tank) nafiiramu. Omwana Stuart Katumba abadde agenze ne...
Bus ya kkampuni ya Link number UAY 485E egudde ku kabenje e Mukunyu Kyenjojo ku luguudo lwa Kampala-Fortportal, ddereeva afiiriddewo. Link etomedde ekimotoka ekitisse emiti NO.UAV 326W ekyakwamidde ku kkubo....
Police ng'e kozesa ba lubbira baayo mu district ye Apac etandise omuggo gw'abantu 9 abateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu kabenje k'Amaato akagudde ku mugga Kiyira. Abagudde mu mazzi kuliko Lotyang...
Abantu 34 bakwatiddwa mu district ye Ntoroko ku Kyalo Kisege, bateeberezebwa okubeera n’akakwate ku bayeekera ba ADF. Abakwate bano tebasangiddwa na biboogerako byonna, era nga okukwatibwa kyaddiridde abantu babuligyo okubalonkoma...
Ekitabo kino “The man of many Firsts” kiwandiikiddwa nga kikwata ku bulamu bwa munamateeka Owek. John.W Katende owa Katende, Ssempebwa and Company Advocates. Ekitabo kino akitongolezza ku Aristoc Booklex mu...