Government ya Uganda eteekateeka kukomyawo kampuni ya SGS ( Société Générale de Surveillance, okuva e Switzeland eddemu okwekebejja mmotoka zonna ku nguudo okukendeeza ku bubenje obukyase ensangi zino. Alipoota ya...
Police mu bendobendo lya Bukedi North ne district ye Pallisa ekutte abantu 4 kuliko omuyizi w'essomero n’omujaasi, ku bigambibwa nti bebaali mu lukwe lw’okuwamba n’okubuzaawo omuyizi olwo nebakanda abantu be...
Government ebaze ebbago ly'etteeka lyetuumye explosives Bill 2023 erigenda okulungamya ,okukola, okutereka , okuyingiza mu ggwanga n'okukozesa obuganga oba ebintu byonna ebibwatuka nga byefaanaanyirizaako bbomu. Ebibwatuka bino ebyogerwako kuliko ebikozesebwa...
Police e Kabalagala mu Kampala eri ku muyiggo gw'omutuuze w'e Kisugu Jeniffer Namubiru, ng'emulanga kugezaako kutta baana beyezaalira basatu. Kigambibwa olunaku lw'eggulo omukazi ono yasibidde abaana be mu nnyumba mw'abadde...
Police ye Entebbe ezudde amabaati 215 agateeberezebwa okuba aga wofiisi ya Ssaabaminister agaalina okuwebwa abantu abanaku e Kalamoja. Amabaati gazuuliddwa mu kikomera ky'omutuuze omu ku kyalo Nkumba Bufulu mu Kavuma...
Akabenje kagudde eKyalusowe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, ng'onaatera okutuuka mu Nyendo. Aberabiddeko ng'akabenje kagwawo bagamba nti waliwo omugoba wa boda boda abadde ayisa Taxi (drone) ku...
Abantu 7 bebakakasibwa nti bafiiridde mu kabenje akagudde mu kabuga ke Myanzi mu District ye Kasanda, ku bantu 10 ababadde ku mmotoka efunye akabenje. Babadde batambulira ku mmotoka kika kya...
President Yoweri Kaguta Museveni ataddewo akakiiko k'abantu 8, okunoonyereza n'okwekennenya enkayana z'ettaka lye Apaa wakati wa Madi be Acholi ku nsalo ye Amuru ne Adjuman omufiiridde n'abantu. Enkayana zino zizze...