Ssentebe wa Kampala Land Board munnamateeka David Balondemu asimbiddwa mu kooti ya Kampala Capital City Authority Hall Court, n'aggulwako emisango egy'okweyita kyatali, n'adyekadyeka musigansimbi omu korea namunyagako ensimbi ezibalirirwamu obuwumbi...
Police mu Kampala n'emiriraano ekoze ekikwekweto mu bitundu bya Kampala ebyenjawulo mwekwatidde abantu abasukka mu 24 ku bigambibwa nti babadde benyigira mu bumenyi bw'amateeka ku luguddo lwa Northern byPass ....
Kooti enkulu mu Kampala esingizissa omusango abantu 5, ogw'okuwamba n'okutemula omuwala Maria Naggirinya ne ddereeva we Ronald Kitayimbwa mu mwaka gwa 2019. Abasingisiddwa emisango ye Kasolo Compriyam commonly known as...
Uganda Martyrs University Nkozi mu district ye Mpigi ejaguzza emyaka 30 bukyanga etandikibwawo, ku mukolo gw'amattikira g'abayizi ag'omulundi ogwa 29. Abayizi 1673 bebafunye degree, diploma ne certificate, nga kubano kuliko...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa akakasizza nti abayeekera b'akabenje ka ADF bebasse abalambuzi mu kkuumiro ly'ebisola erya Queen Elizabeth National park, n'ategeeza nti abajaasi ba UPDF bagenda kubayigga...
Government erangiridde enteekateeka y`okukwasizaako amatendekero g`obwananyini, ng'evujjirira ensimbi okunoonyereza kwebakola. Government egamba nti ekizudde nti waliwo abagwira abatandise okusasulira okunoonyereza okukolebwa amatendekero g`obwananyini mu Uganda, nti naye ate abayizi byebaba...
Abalambuzi basatu bakakasiddwa nti battiddwa abagambibwa okuba abayeekera mu kkuumiro ly'ebisolo erya Queen Elizabeth National Park. Okusinziira ku alipoota ya Police, abattiddwa kubaddeko abalambuzi abagwira 2 ne munnauganda 1. Emmotoka...
Omuyizi Amanya John Baptist myaka 7 abadde muyizi ku ssomero lya St James Biina Primary school Kirombe Butaabika mu Kampala, agudde mu mwala n'afiiramu. Kigambibwa nti yagudde mwala ogwabaddemu gujjudde...