Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Myanzi ekisangibwa mu gombolola ye Myanzi mu district ye Kassanda, omutuuze bweyesibidde mu nnyumba n'agiteekera omuliro. Abatuuze bagamba nti entabwe evudde ku butakkaanya obubaddewo ne...
Abantu babiri abagambibwa okusangibwa n'amabaati 214 agabbibwa mu wofiisi ya Ssaabaminister, bagguddwako emisango 4 gyebagenda okutandika okuwerennemba nagyo mu kooti. Abakwate kuliko Rose Nassaka owemyaaka 45 ne Margret Musoke 46,...
Entambula esanyaladde ku luguudo oluva e Mityana okudda e Busunju ne Ssekanyonyi, olutindo olusangibwa ku kyalo Bbuye Kikumbi lubbomose tewakyali mmotoka yonna esala . Emmotoka ennene zikwamye era nga n'ezimu...
Ssaabalondoozi w'ebitabo bya government John Muwanga akubye ebituli mu nteekateeka ya wofiisi ya Ssabaminister eyokugulira abawejjere be Karamoja embuzi ez'olulyo. John Muwanga mu alipoota ye agambye nti embuzi ezaagulibwa zaali...
Eyaliko omubaka wa President mu district ezenjawulo era omuweereza ku Radio Uganda Hajji Abdul Nsereko afudde mu kiro. Hajji Abdul Nsereko, era ye taata w'Omubaka wa parliament owa Kampala Central...
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni anenyezza abamu ku baaliko abakulembeze b'eggwanga lya Democratic Republic of Congo abaasooka, nti bebaaviirirako abayeekera ba ADF, okwongera okwegazaanyiza mu Congo n'okubonyabonya amawanga agagiriraanye. President...
Pastor Aloysius Bugingo alangiridde nti enteekateeka y'okuzimba ekanisa ye gy'agenda okutuuma Pentagon yakutandika nga 28 January,2024. Agambye nti luno House of prayer kwegenda okujaguliza emyaka 15, n'omusingi gwa Pentagon kwegugenda...
Police ekutte abasirikale b'eggye lya UPDF babiri abagambibwa okwenyigira mu bubbi omuli okunyagulula obuduuka bwa mobile money mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo nga bakozesa basitoola. Abakwatte ye Kyaligonza Robert ne...
Police mu district e Masindi eggalidde omukyala Namwandu w’abadde akulira ebyobulamu mu district ye Masindi Dr. Abiriga Jino, nga eyagala abeeko byannyonnyola kunfa ya bba. Omukwate ye Cherotich Betty ow'emyaka...