Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongozza entekateeka empya eyÓkugulira ebyÁmaguzi ku kibanja kyÓmutimbagano ekituumiddwa KIBUGA. Katikkiro ategeezezza nti entambuza yÉmirimu gyébyobusuubuzi kati yetoloolera nnyo ku tekinologiya, era n'enkola za...
Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abaddu ba Allah abasiraamu, nebusaba obumu n'Enkolagana byongere okunyweera mu Bantu ba Ssaabasajja. Bwabadde yeetabye mu kusiibulula Abayisiraamu mu Bulange e Mengo,Katikkiro agambye nti wadde abantu...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka egy'omulundi ogwe 13, ng'emu ku nteekateeka y'okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwe 71. Omukolo gubadde mu Bulange...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Abaami b'Amagombolola mu Bwakabaka okwettanira tekinologiya mu byebakola, kyanguye enzirukanya y'emirimu n'enkulaakulana mu bantu ba Kabaka. Abadde asisinkanye Abaami b'Amagombolola bonna ku mukolo...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abalina endowooza egamba nti Ensimbi yÉnsibuko yÓmukwano, naabawa gaabuwa babe babuvunaanyizibwa ate bafeeyo eri abalala. Katikkiro okwoogera bino asinzidde Kawempe Jinja Kalooli mu...
Obwakabaka bwa Buganda bwanjizza Entebya y’ebyava mu nkola ya Luwalo Lwaffe ey’omwaka oguyise 2025. Mu nkola ya Luwalo Lwaffe abantu ba Kabaka mwebayita okuleeta ensimbi Embuga, okuyambako mu ntambuza...