Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye government eyaawakati atuukirize obweyamo, ekomyewo ebintu by'Obwakabaka byonna . Katikkiro abadde asisinkanye bannamawulire mu Bulange e Mengo, okukuba tooki ku bituukiddwako mu bbanga...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye ebitongole by'obwanakyewa ebirafuubanira eddembe lyóbuntu mu Uganda okuyambako abavubuka bamanyisibwe ebyobufuzi ebyetoloolera ku mazima n'obwenkanya, nti kuba kyekikyasomooza obukulembeze mu Africa. Katikkiro abadde...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga y'atemye evvuunike ly'okutandika okuzimba eddwaliro lino ku mbuga y'egombolola y'e Busimbi mu ssaza Ssingo. Eddwaliro Obwakabaka bwerigenda okuzimba lyakubeera ku mutendera gwa health center...
Obwakabaka bwa Buganda butongoza bboodi empya eya kkampuni y’essimu eya K2 Telecom ejjudde. Omulangira Arthur Mawanda alondeddwa nga Ssenkulu waayo ate Omukungu Sekabembe William ye ssentebe wa bboodi eno. Omulangira...
Omumyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda era Omuwanika w`Obwakabaka past District Governor Owek Robert Waggwa Nsibirwa atongozezza bulungi bwansi ow`okugogola ennyanja ya Kabaka. Ennyanja ya Kabaka esangibwa mu Ndeeba mu...
Obwakabaka bwa Buganda bugabidde abaami ba Kabaka ab'amagombolola pikipiki mu nteekateeka egendereddwamu okubayambako okutuuka ku bantu ba Kabaka yonna mu byalo gyebali, mu kawefube w'okubamanyisa ku kirwadde kya siriimu. Abaami...