Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano
Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu
Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya
URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima  – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro
Ayatollah Ali Khamenei omukulembeze wa Iran owokuntikko attiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa USA ne Israel ku Iran
Embuuka z’ennyonyi ziyimiriziddwa mu Middle East okumala ebbanga eritali ggere – oluvannyuma lw’ennumba ezikoleddwa USA ne Israel ku ggwanga lya Iran
Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu
Samuel Kajoba atuuziddwa nga Ssaabalabirizi w’ekkanisa y’Abadvent omuggya  – atuuziddwa Dr.Moses Maka Ndimukika gw’addidde mu bigere
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka mu ntebbe yobukulembeze bweggwanga.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala...

Read more

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu butongole okuwenja akalulu akanamutuusa mu ntebbe yobwa President omwaka ogujja.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu...

Read more

Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka wa Uganda mu ggwanga lya Angola ,talabiseeko eri akakiiko ka palament akakuba ttooki mu bakulu omukulembeze weggwanga baaba awadde obukulu.

Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka ...

Read more
Page 547 of 563 1 546 547 548 563

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist