Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda, n'aggulawo empaka z'omupiira gw'ebika by'abaganda 2023. Bazzukulu ba Mugema abeddira...
Ministry y'ebyobulamu ekakasizza nti Covid19 tanaddamu kubalukawo mu Uganda,wabula banansi baabuddwa okuddukira nga mu malwaliro okwekebeza ekirwadde kino n’omusujja gw’ensiri...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yeeyanzizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw'okumwesiga n'asiima n'amukwasa Ddamula amulamulireko Obuganda kati emyaka 10....
Olwa leero lwegiweze emyaaka 10 beddu nga Katikkiro wa Buganda munnabuddu Charles Peter Mayiga akutte Ddamula, okulamulirako Ssaabasajja Kabaka Obuganda....
Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II ayozaayozezza n'okuweereza obubaka eri King Charles III, olw'okutikkirwa ng'omukulembeze w'ennono owa...