Abasomesa 6 ku ssomero lya Nampita secondary school mu district ye Yumbe baakutwalibwa mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe, oluvannyuma lw’Okukwatibwa nga...
Police etegezezza nti ekyalindirira abakugu okuva mu Bungereza ne South Africa abagenda okwekebeggya emibiri gy'abalambuzi abaatemulwa mu kkuumiro ly'ebisolo erya...
Abayizi ba S.4 batandise wiiki ey'okubiri nga bakola ebigezo byabwe eby'akamalirizo (UCE), era ng'abawerako bataataganyiziddwamu enkuba ekedde okutonnya mu bitundu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akuutidde abantu bonna okufuba okuwa obudde ebyo byebaba basazeewo okutandika okukola bwebaba baagala biveemu...
Abatuuze ku kyalo Kyamuzinda mu gombolola ye Kyesiiga e Masaka baguddemu entiisa mutuuze munnabwe abadde agenze okutaasa abaagalana bwasaliddwako obusajja....
Abakozi mu bitongole by’Obwakabaka battunse mu mizannyo egy’enjawulo, mu nteekateeka y'okutumbula obumu n'okukuuma emibiri gyabwe nga miramu. Emizannyo gino kuliko...