Akakiiko akalondoola eby'obulamu mu ggwanga aka Uganda Medical and Dental Practitioners Council, (UMDPC), kasazeewo okujulira mu kooti ensukkulumu, nga kawakanya...
Ssaabapolice wa Uganda Martin Okoth Ochola agobye abaserikale babiri mu buweereza bwa police, oluvannyuma lw'okuzuulibwa nti babadde beenyigira mu bumenyi...
Abantu abatanamanyibwa ababadde balina ebijambiya n'emmundu balumbye ekyalo Mulambaalo ekisangibwa mu gombolola ye Namungo mu district ye Mityana batemye abantu....
Ministry y'ekikula ky'abantu esabye ensimbi obuwumbi 2 okuddaabiriza omukiziti omukulu ogwa Gaddaf National mosque ku Old Kampala, wakati mu kiseera...
Abaana babiri abokukyalo Nsozibbirye mu gombolola ye Kabasanda mu district ye Butambala bagudde mu kidiba ky'amazzi nebafiiramu. Abaana bambi bawala...
Bannakyewa abatakabanira okukuuma ekitiibwa ky'amaka mu ggwanga mu mukago ogwa Family Life Network, batongozza kawefube agendereddemu okulwanyisa omuze ogw’omukwano ogw’ebikukujju....