Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gusaanyizaawo akatale k'abasuubuzi ake Kataawo mu Municipality ye Bugiri. Sentebe we kyalo kino Bazibu Musa agamba nti...
Government ya Uganda erangiridde nti etandise ku nteekateeka z`okusala emiwendo gyamasimu ga Smartphone (sseereza) n'eya Internet (obusanganda). Minister w'amawuliire n`okuluηamya...
Munnabyabufuzi era munnamagye eyagannyuka Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya baziddwayo mu kkomera, oluvannyuma lw'omulamuzi wa kooti enkulu Douglas Singiza okutegeeza...