• Latest
  • Trending
  • All
Abantu 8 abaali baasunsulwa ku kaadi ya NUP okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament bebaakagisuulawo nebesogga NRM – abamu bagamba tebalina buyambi bwa nsimbi

Abantu 8 abaali baasunsulwa ku kaadi ya NUP okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament bebaakagisuulawo nebesogga NRM – abamu bagamba tebalina buyambi bwa nsimbi

December 15, 2025
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026

Ebimu ku birambikiddwa mu kulayiza president Yoweri Kaguta Museveni ku kisanja eky’omusanvu 2026/2031

May 12, 2026
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

May 11, 2026
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

Abadde Commissoner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba yebazizza abantu b’e Masaka olw’okumwesiga emyaka 15 ng’abakiikirira mu parliament

May 11, 2026
Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

May 10, 2026

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

May 9, 2026
Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

May 8, 2026
Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

May 8, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Abantu 8 abaali baasunsulwa ku kaadi ya NUP okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament bebaakagisuulawo nebesogga NRM – abamu bagamba tebalina buyambi bwa nsimbi

by Namubiru Juliet
December 15, 2025
in Opinions
0 0
0
Abantu 8 abaali baasunsulwa ku kaadi ya NUP okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament bebaakagisuulawo nebesogga NRM – abamu bagamba tebalina buyambi bwa nsimbi
0
SHARES
80
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bannakibiina kya National Unity Platform abasoba mu 08 abaali baweereddwa kaadi era nebasuunsulwa okuvugabya ku bifo by’ababaka ba parliament, bebaakazisuulawo nebegatta ku NRM.

Bavudde mu bitundu okuli Kigezi, Ankole, Bunyoro ne Tooro.

Abamu kwabo kuliko Peter Mpaka eyali aweereddwa kaadi okuvuganya ku kifo Kya Mbarara city North, Brian Asingwire eyali aweereddwa eya Buyaga East ,Akandinda Ziada eyali aweereddwa kaadi ku kifo ky’omubaka omukyala owa district ye Kannungu, Lilian Kiobugabe eyali aweereddwa kaadi y’omubaka omukyala owa district t ye Kabalore

Abalala kuliko Alan Trafford Tufune eyali aweereddwa kaadi ku kifo kyomubaka wa Bugahya mu district ye Hoima, ,Jordan Tumwiine eyali aweereddwa kaadi ku kifo ky’omubaka wa Rwampara, Kamaradi Guard eyali aweereddwa kaadi ku kifo kya Ruhama nabalala bangi ku mutendera gwa government ez’ebitundu.

Eyasembyeyo ye Brain Atusingwire owa Buyaga East eyegase ku NRM Olunnaku olweggulo, naagamba nti yalabye omusana ,era Ono yalangiridde mu lukungaana lwa Mwami Museveni lweyakubye e Kagadi okunoonya akalulu addemu aweebwe ekisanja ekirala ku bwa president bw’eggwanga.

Ssaabawandiisi wa NUP David Lewis Rubongoya agambye nti ekyabantu bebaawa kaadi nebasala ate okwegatta ku NRM ekyabasobedde

David Lewis Rubongoya agambye nti balina amawulire nti waliwo naabalala bangi aba NRM bazze babatuukirira nga baboogereza okwegatta ku NRM ebawe ensimbi.

Bangi kwabo abaze basala eddiiro balumiriza ekibiina ki NUP olw’obutabakwasizaako mukubavugirira okunoonya akalulu, wabula abakulu ku NUP babyesamba nti sibituufu.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13
  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529
  • Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026
  • President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption
  • Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist