• Latest
  • Trending
  • All
Abakulira eby’obulamu mu Africa bagala amawanga genoonyeze ensimbi eziyimirizaawo eby’obulamu eby’omutindo awatali kulindirira buyambi kuva mu bazungu

Abakulira eby’obulamu mu Africa bagala amawanga genoonyeze ensimbi eziyimirizaawo eby’obulamu eby’omutindo awatali kulindirira buyambi kuva mu bazungu

November 14, 2025
Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

June 19, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

June 18, 2026
Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

June 18, 2026

Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira

June 17, 2026
Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

June 17, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

June 17, 2026
Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

June 17, 2026
America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

June 16, 2026
Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

June 16, 2026
Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

June 16, 2026
The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

June 15, 2026

Bannyini mmotoka ezimenya amateeka g’okunguudo bakutandika okukubwa engassi – lwakulemwa kulondoola ba ddereeva baabwe abatafaayo kusasula bipapula bya police y’okunguudo

June 15, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Abakulira eby’obulamu mu Africa bagala amawanga genoonyeze ensimbi eziyimirizaawo eby’obulamu eby’omutindo awatali kulindirira buyambi kuva mu bazungu

by Namubiru Juliet
November 14, 2025
in Health
0 0
0
Abakulira eby’obulamu mu Africa bagala amawanga genoonyeze ensimbi eziyimirizaawo eby’obulamu eby’omutindo awatali kulindirira buyambi kuva mu bazungu
0
SHARES
93
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abakulira eby’obulamu mu Africa bayisizza ekiteeso eky’okwongera okutumbula obuyiiya obwesigamiziddwa ku by’obulamu bw’Abafrica, okwongera obuvunjirizi bwensimbi mu by’obulamu by’amawanga by ng’omu ku kawefube agendereddemu okutereeza eby’obulamu ku ssemazinga Africa.

Bano mu lukungaana olutaba abakwatibwako ensonga mu by’obulamu ku ssemazinga Africa olusookedde ddala olutuumiddwa, Africa Health Summit, oluyindidde mu kisaawe ky’amefuga e Kololo.

Lwetabiddwamu ab’ekitongole ky’oby’obulamu mu nsi yonna, abakugu mu byobulamu, ababaka baamawanga ne ba minister beeby’obulamu mu mawanga ga Africa.

Bagambye nti amawanga ga Africa, ekiseera kyonna ekiyise, gabadde geesigamye nnyo ku buvujjirizi bw’abazungu, ekiremesezza obuyiiya n’okutereeza ebyobulamu mu mawanga gaabwe.

Alipoota ziraga nti amawanga ga Africa agasinga tegasussa bitundu 5%, ku buvujjirizi bwembalirira yaago zegassa mu by’obulamu, sso nga ekiruubirirwa kya bitundu waakiri 15%, nga ne Uganda ekyalaalidde ku bitundu 7% kati okumala emyaka 4.

Minister w’eby’obulamu, Dr. Jane Ruth Aceng Ocero, agambye nti amawanga ga Africa kekaseera okwetandikira n’okwemalira ebizibu mu mawanga gaabwe, okutandikira mu bakulembeze mu by’obufuzi.

Dr. Mohammed Hassan Mohammed Bulale, omumyuka wa minister w’eby’obulamu mu Somalia, asuubizza nti wakukulemberamu kawefube wokuteekesa mu nkola endagaano yamawanga ga Africa, eragira okusiga ensimbi wakiri ebitundu 15% ku nsimbi eziri mu mbalirira yeggwanga zissibwe mu by’obulamu.

Omubaka wa Kenya mu Uganda, H.E Josh Arthur Maangi, ne Dr. Kennedy Gaanaiko Baime, Undersecretary mu ministry yeebyobulamu e South Sudan, bagambye nti ssinga abakulembeze n’ebitongole ebiweebwa obuvunanyizibwa bikola omulimu gwabyo, ebyobulamu mu mawanga ga Africa byakukyuka awatali kwegayirira bazungu.

Omubaka wa Ethiopia mu Uganda, H.E Etsegenet Bezabih Yimenu, ne Alliance Ishimwe, nga yaakiriridde omubaka wa Rwanda mu Uganda mu lukungaana luno, bagambye nti kisaanidde okwongera obuvunjirizi mu buyiiya nokuvumbulwa kw’eddagala erigema n’okulwanyisa endwadde ezisinga okukosa abantu mu Africa, awatali kwesigama nnyo ku bazungu.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube
  • Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026
  • Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa
  • Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira
  • Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist