• Latest
  • Trending
  • All
Abakiise b’olukiiko lwa Buganda babanguddwa ku ngeri gyebalina okukyusa obulamu bwabwe – n’okukubiriza abantu okulonda abakulembeze abategeera ekitiibwa ky’Empologoma ya Buganda

Abakiise b’olukiiko lwa Buganda babanguddwa ku ngeri gyebalina okukyusa obulamu bwabwe – n’okukubiriza abantu okulonda abakulembeze abategeera ekitiibwa ky’Empologoma ya Buganda

September 26, 2025

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Abakiise b’olukiiko lwa Buganda babanguddwa ku ngeri gyebalina okukyusa obulamu bwabwe – n’okukubiriza abantu okulonda abakulembeze abategeera ekitiibwa ky’Empologoma ya Buganda

by Namubiru Juliet
September 26, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Abakiise b’olukiiko lwa Buganda babanguddwa ku ngeri gyebalina okukyusa obulamu bwabwe – n’okukubiriza abantu okulonda abakulembeze abategeera ekitiibwa ky’Empologoma ya Buganda
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abangudde abakiise b’olukiiko lwa Buganda ku bintu ebyenkizo byebalina okusaako essira okubeera abakiise abenjawulo.

Babadde mu lusirika lw’abakiise olqa buli mwaka, olubadde ku Butikkiro e Mengo, ku mulamwa ogugamba nti ‘omukiise w’Olukiiko ow’Embala’.

Katikkiro agambye nti omukiise ow’embala asuubirwa okubeera Omwesimbu, omuvumu, era atuukiriza obuvunaanyizibwa bwe.

AbakubirizA okufa ennyo ku bulamu bwabwe nga bakola dduyiro, okwekebeza endwadde, olwo bakole emirimu gya Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka nga balamu bulungi.

Kamalabyonna mungeri eyenjawulo akubirizza abakiise mu lukiiko lwa Buganda okwagazisa Abantu ba Ssaabasajja Kabaka okwettanira okulonda abantu abawulize eri Empologoma, era abawagira enteekateeka zÓbwakabaka.

Era abasibiridde entanda ey’okunyeza obumu mu bantu naddala mu biseera bino eby’obululu, boolese ekifaananyi ekirungi ekiggyayo ekitiibwa ky’omukiise mu lukiiko, enneeyisa mu nnyambala, endabika, amaka amayonjo n’ebirala.

Abasabye baagazise abantu enteekateeka z’obwakabaka, basomese abaana, babasigemu empisa z’obuntubulamu, bakubirize abantu ku nsonga z’obutondebwensi ne Bulungibwansi.

Omukubiriza wÓlukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwagga Mugumbule ategeezezza nti Olukiiko lwa Buganda lwatandise okutalaaga Amasaza mu ngeri eyenjawulo, okwekeneenya entekateeka zÓbwakabaka bwezissibwa mu nkola , ekitadde ettoffaali eddene ku nzirukanya yÉmirimu mu Bwakabaka.

Ssentebe wÓlukiiko lwÁbaami bÁmasaza ga Buganda Kangaawo Omulangira Ronald Mulondo, agambye  nti olusirika luno luwadde Abaami omukisa okumanya Buganda weeyimiridde ku nsonga ezenjawulo.

Omukugu mu kulima Emwaanyi era nga yabadde Omusomesa owenjawulo George William Kasumba Ddumba omukiise mu lukiiko lwa Buganda akiikirira Kooki , asabye abalimi baazo okukozesa tekinologiya mu bulimi bwazo, kiyambeko mu kwetangira ebigwa tebiraze, n’okufuna amakungula ageegasa.

Abamu ku bakiike b’Olukiiko omubadde Omwaami wa kabaka owesaza Butambala Katambala Sulaiman Magala, Owek Damas Mulagwe ne owek Isaac Mpanga munnamateeka mu lukiiko lwa Buganda, bebazizza olw’entekateeka yÓlusirika, era nebasaba  okubangula n’Okulambika Abakiise ku nsonga ezenjawulo kutegekebwe entakera.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist