• Latest
  • Trending
  • All
Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

July 2, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

by Namubiru Juliet
July 2, 2026
in Opinions
0 0
0
Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Government ya Uganda erangiridde nti eyongezza emisaala gy’abakozi baayo omuli aba government  ez’ebitundu, abasomesa mu secondary ne primary, abakulira amasomero n’abalala.
Enteekateeka etandise n’omwaka gw’ebyensimbi guno ogwakatandika ogwa 2026/2027
Ministry evunanyiziba ku abakozi ba government eweereeddwa shs trillion 9 n’obuwumbi 708 mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka guno, okusasula emisaala gy’abakozi.
Omutemwa guno gwavudde ku trillion 8 n’obuwumbi 621 zebaafuna omwaka gw’ebyemsimbi oguweddeko 2025/2026.
Okutwalira awamu abakozi baayo government yabongeddemu ensimbi eziweza trillion 1 n’obuwumbi 87,obukadde 922 n’emitwalo 49.
Minister avunanyizibwa ku bakozi ba government Gen Edward Katumba Wamala, mukwogerako ne bannamulire ku ssengejjero ly’amawulire ga government mu Kampala, agambye nti emisaala gy’abakozi baayo, government ezze ezongezaako okuva ku trillion 4 n’obuwumbi 200 mu mwaka gw’ebyemsimbi 2018/2029 okutuuka  trillion 9 n’obuwumbi 708 mu mwaka guno 2026/2027.
Minister Gen Katumba Wamala agambye nti abakozi abagenda okusooka okuganyulwa mu nyongereza ku misaala kuliko abamyuuka baabakulira abakozi mu district, Town council ne municipaali abayitibwa ba Deputy CAO, ne ba deputy city town clerk.
Abalala kuliko abamyuuka baba kaminsona mu ministry ez’enjawulo, abakulira ebito government abali ku ddaala erya officer U2, abakulira amasomero ga secondary ne primary wamu naabamyuka baabwe, abasomesa ba Arts mu masomero ga secondary, n’abasomesa ba primary bonna.
Abalala kuliko abakulira amatendekero agasomesa eby’emikono ku mutendera gwa TVET, abasomesa amasomo ga Arts, ba instructor ne ba tutors abayambako ku bayizi n’abalala.
Gavumenti era eyongezza emisaala gy’abakozi abavuga ebidyeri, n’abakozi abalala bonna abakolera ku bidyeri bya goverement omuli abatikka emigugu, abakola mu bya ticket, abalongoosa, abakozi abakola mu ggwanika eritereka abafudde ku malwaliro, abakozi abakuba ebifananyi mu malwaliro ga governemnt ba X-Ray attendants nabo bakwongezebwa.
Gen Edward Katumba Wamala, agambye nti abakozi abalala bakwongezebwa mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka gwebyemsimbi ogujja 2027/28, era nti government mu mwaka ogwo eruubirira nookutandikawo ekittavvu ky’abakozi ba government kyetuumye Pension Fund, ekinayambako okukuumira abakozi ensimbi ez’obukadde.
Minister Katumba agambye nti mu kittavvu kino government yakusasulirayo ku bakozi ebitundu 10% ku musaala gwebafuna nabo beeyongerereko ebitundu 5%.
Agambye nti baluubirira okuggyawo embeera enzibu abakozi ba government bwebawummula gyebasaanga nebakaluubiriza okufuna akasiimo kabwe, n’okulwanyisa obulyake mu bakozi nga bakyali mu government.
Bisakiddwa: Ddungu Davis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist