• Latest
  • Trending
  • All
Kitalo eky’Omubaka Hellen Nakimuli – 1985 – 2026

Kitalo eky’Omubaka Hellen Nakimuli – 1985 – 2026

April 19, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naakyalira ku Mutaka Nadduli Kibaale mu maka ge e Matugga – Y’omu ku baali mu nteekateeka z’okuzzaawo Obwakabaka

Ssaabasajja Kabaka asiimye naakyalira ku Mutaka Nadduli Kibaale mu maka ge e Matugga – Y’omu ku baali mu nteekateeka z’okuzzaawo Obwakabaka

April 19, 2026
Government ya Uganda etongozza enteekateeka y’okutandika okukozesa  eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu – likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6

Government ya Uganda etongozza enteekateeka y’okutandika okukozesa eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu – likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6

April 17, 2026

Police ekutte abantu 8 e Kiboga – ebavunaana kwekobaana nebafumbiza omuwala atanetuuka

April 17, 2026
Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

April 17, 2026
Buweekula erangiridde Andy Ssali ng’omutendesi omuggya – yetegekera kweddiza ekikopo ky’Empaka z’amasaza

Buweekula erangiridde Andy Ssali ng’omutendesi omuggya – yetegekera kweddiza ekikopo ky’Empaka z’amasaza

April 17, 2026
Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abbas Byakagaba akoze enkyukakyuka mu Police – abasirikale 433 bakyusiddwa

Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abbas Byakagaba akoze enkyukakyuka mu Police – abasirikale 433 bakyusiddwa

April 17, 2026

Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu

April 16, 2026

Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana

April 16, 2026
Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

April 16, 2026

Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71

April 16, 2026
Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

April 16, 2026
NRM yewozezaako  by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

NRM yewozezaako by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

April 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kitalo eky’Omubaka Hellen Nakimuli – 1985 – 2026

by Namubiru Juliet
April 19, 2026
in Amawulire
0 0
0
Kitalo eky’Omubaka Hellen Nakimuli – 1985 – 2026
0
SHARES
5
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omubaka Omukyala akiikirira District ye Kalangala Hellen Nakimuli abaddeyo ku kaadi ya NUP, avudde mu bulamu bw’ensi ku myaka 40 egy’obukulu.

Hellen Nakimuli  yazaalibwa nga 2 July,1985, afudde nga 19 April,2026.

Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Joel Ssennyonyi, ategeezezza nti yasembye okwogera ne Nakimuli ku makya ga leero ng’agenda mu ddwaliro lya Alexandra medical Center mu Kampala, okulongoosebwa  obulwadde mu lubuto.

Agambye weyayogeredde naye Omubaka yeyabadde yevuga ng’agenda mu ddwaliro, era namutegeeza nti okulongoosebwa kwabadde tekugenda kubeera kw’amaanyi.

Nakimuli wafiiridde abadde aliko olukiiko lw’ababaka abali ku ludda oluvuganya government lwakwanaganya.

Amyuka omubaka wa president mu district e Kalangala Henry Lubuulwa, ategeezezza nti okufa kw’Omubaka Nakimuli kulese eddibu ddene eri abantu be Kalanga awatali kwawula mu bibiina byabufuzi byebakkiririzaamu, kuba buli kyabadde asaka nga kibagasiza wamu.

Omubaka Hellen Nakimuli yasembyeeyo okwoogera mu lujjudde lw’Abantu ku Monday nga 13 April,2026 ku Eklesia ya Orthkdox e Namuηηoona, Obuganda gyebwajagulizza Amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka agemyaka 71.

Omubaka Hellen Nakimuli gyeyasabidde nti wabeewo Obwenkanya mu ngabanya y’Ebifo mu governmenr n’abenzikiriza ya Orthodox erowoozebweko, saako essiga eddamuzi okubaako kyekola ku bantu abasibibwa mu makomera olw’ebyobubufuzi bawozesebwa mu bwangu.

Omubaka Nakimuli yatandika okukiikirira Kalangala mu 2021 mu parliament eye 11, nga wafiiridde babadde bamwongedde ekisanja zaalibwa ku kyalo Lukuba ekisangibwa mu gombolola ye Kyamuswa mu ssaza lye Ssese mu district ye Kalangala nga 2/7/1985.

Kitaawe ye mwami w’Essaza Ssese Kweba eyawummula Christopher Walusimbi, n’Omukyala Maria Nalwanga Walusimbi.

Ku ludda lw’Obwakabaka bwa Buganda Omubaka Hellen Nakimuli abadde musaale nnyo mu kuwagira Enteekateeka ya Luwalo Lwange , nga buli gombolola ye Kyamuswa lwebadde ekiika embuga abaddengawo.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka asiimye naakyalira ku Mutaka Nadduli Kibaale mu maka ge e Matugga – Y’omu ku baali mu nteekateeka z’okuzzaawo Obwakabaka
  • Kitalo eky’Omubaka Hellen Nakimuli – 1985 – 2026
  • Government ya Uganda etongozza enteekateeka y’okutandika okukozesa eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu – likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6
  • Police ekutte abantu 8 e Kiboga – ebavunaana kwekobaana nebafumbiza omuwala atanetuuka
  • Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist