• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

February 28, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

April 14, 2026

St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

April 14, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busega mu Kampala – Sinotruck ebasaabadde

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

by Namubiru Juliet
February 28, 2026
in BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, ayozaayozezza, Tieng Adolah, omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor, olw’okutuuka ku kkula ly’Amazaalibwa g’Emyaka 100 beddu.

Nnyininsi Sseggwanga Musota asiimye naamuweereza Obubaka Obwa kiri mu Ttu, n’Ekifaananyi amakula eky’Omujaguza kennyini.

Kalemakansingyo yebazizza Kwar Adhola Stephen Owor olw’okunyweza enkolagana ennungi n’Obwakabaka bwa Buganda, n’ategeeza nti awali obumu enkulaakulana ebaawo

Kwar Adolah Moses Stephen Owor, yebazizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, olw’Omukwano gwamulaze entakera, kyokka mungeri eyenjawulo neyeebaza Beene olw’okukwasizaako Abantube okukulaakulana.

 

Katikkiro Charles Peter Mayiga, nga yaakulembeddemu abagenyi ba Kwar Adolah okuva mu Bwakabaka bwa Buganda, yebazizza Kwar Adolah olw’enkolagana ennungi ne Buganda, eyambyeko mu kutumbula Obumu.

Katikkiro akikkaatirizza nti enkolagana wakati w’Abaganda n’Abajapadhola esaanye eyongere okubeera entabiro y’Enkulaakulana n’Okwagalana.

 

Omubaka wa Tororo municipality, Yeri Apollo Ofwono era nga ye mukulu w’Ekika kya Ggembe, asabye abantu ba Tieng Adolah okukoppa Buganda bongere amaanyi mu Kulima Emmwanyi bekulaakulanye.


Katikkiro ku lugendo luno awerekeddwako Katikkiro eyawummula Owek. Ambassador Emmanuel Ssendawula, minister wa gavumenti ez’ebitundu era nga yavunaanyizibwa ku kulambula kwa Kabaka n’Abantu beebweeru wa Buganda Owek. Joseph Kawuki, minister wa cabinet, Olukiiko n’ensonga ez’Enkizo mu yafeesi ya Katikkiro Owek. Noah Kiyimba, Omubaka wa Ssabasajja akiikirira ebitundu bye Busia, Tororo ne Malaba Owek. Joseph Ssenkumba n’Olukiiko lwe.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027
  • St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district
  • President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu
  • Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busega mu Kampala – Sinotruck ebasaabadde
  • Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist