• Latest
  • Trending
  • All
Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka mu bujjuvu – ng’Ekelezia ejaguza emyaka 100 bukyanga lutikko y’e Lubaga etukuzibwa

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka mu bujjuvu – ng’Ekelezia ejaguza emyaka 100 bukyanga lutikko y’e Lubaga etukuzibwa

October 26, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka mu bujjuvu – ng’Ekelezia ejaguza emyaka 100 bukyanga lutikko y’e Lubaga etukuzibwa

by Namubiru Juliet
October 26, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka mu bujjuvu – ng’Ekelezia ejaguza emyaka 100 bukyanga lutikko y’e Lubaga etukuzibwa
0
SHARES
213
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ayozaayozezza Ssaabasumba Paul Ssemogerere, abakristu ne bannaddiini olw’okutuuka ku lunaku, lutikko y’e Lubaga kwejagulizza okuweza emyaka 100 kasookedde etukuzibwa.

Obubaka bwa Nnyinimu Beene busomeddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu kusaba kw’okujaguza mu lutikko ya St. Mary’s Cathedral e Lubaga.

Obubaka bwa Nnyinimu butambudde bwe buti mubujjuvu.

“Tubalamusizza mwenna, tuyozaayoza Ssaabasumba, omukulu wekifo bannaddiini n’abakulisitu mwenna okuweza emyaka 100 bukya Keleziya y’e Lubaga etandika omulimu gw’okuyigiriza abantu baffe eddiini, emirembe n’okwegatta.

Ebyafaayo biraga nti okuviira ddala ku Ssekabaka Muteesa I nti Keleziya n’Obwakabaka bwa Buganda bubaddewo mu ddembe, okukolera awamu era nga buli omu yebuuza ku munne olw’obulungi bw’abantu baffe. Enkolagana eno evuddemu ebibala bingi omuli abakulembeze abaweerezza obulungi Obwakabaka n’eggwanga lyaffe, twagala tukuume enkolagana eno.

Twenyumiriza nnyo mu ngeri Keleziya eno gyetuusizza obuweereza  n’eddoboozi lya Kristu eri abantu baffe ng’eyita mu kuggulawo ebigo, amasomero, amalwaliro n’ebintu ebirala. Tukimanyi bulungi nti omulimu guno tegutuukikako awatali bukulembeze bulungi n’okwewayo kw’aba Kristu. N’olwekyo twebaza olw’okukubiriza abakrisitu okwongera okuwagira enteekateeka zino n’endala ezibangibwawo olw’okutumbula obulamu bw’omuntu wa bulijjo.

Ebiseera bingi tuwulidde Keleziya ng’evumirira embeera ezinyigiriza abantu omuli; okusosolwa olw’eddiini, eggwanga n’endowooza zaabwe mu by’obufuzi, obuvumu buno obw’okwogera amazima, okulwanirira eddembe, okwegatta n’okussa ekitiibwa mu ddembe ly’obuntu tusaba Eklezia ekwongere mu maaso.

Ffenna wamu tukubirize abantu baffe naddala abavubuka obutakyamizibwa buyinza wadde okugulibwa essente ng’eggwanga lyaffe liggwawo olwa bannabyabufuzi abekkusa bokka na bokka.
Ekiseera kituuse ffenna okugatta eddoboozi okusaba abatukulembera ne bannayuganda bonna okukubaganya ebirowoozo ku butali bumativu obuli mu kukulemberwa n’okugabana eby’obugagga by’ensi yaffe mu kyenkanyi nga tuyita mu kwekebejja constitution n’amateeka amalala agafuga eggwanga lyaffe, guno omulimu twagutandikako dda tubasaba twongere okugatta eddoboozi ery’awamu ku nsonga eno.

Tuddamu okubayozaayoza okutuuka ku lunaku luno era twebaza na bonna abayambye mu kuddaabiriza Eklezia eno, tusaba enkolagana ya Eklezia n’Obwakabaka bwa Buganda eyongere okunywezebwa”.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist