• Latest
  • Trending
  • All
Kyadondo ekwasiddwa engabo y’essaza erisiinze amalala mu nkola y’emirimu – ku lunaku lw’okukuza bulungi bwansi ne government ez’ebitundu mu Buganda

Kyadondo ekwasiddwa engabo y’essaza erisiinze amalala mu nkola y’emirimu – ku lunaku lw’okukuza bulungi bwansi ne government ez’ebitundu mu Buganda

October 8, 2025

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Kyadondo ekwasiddwa engabo y’essaza erisiinze amalala mu nkola y’emirimu – ku lunaku lw’okukuza bulungi bwansi ne government ez’ebitundu mu Buganda

by Namubiru Juliet
October 8, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Kyadondo ekwasiddwa engabo y’essaza erisiinze amalala mu nkola y’emirimu – ku lunaku lw’okukuza bulungi bwansi ne government ez’ebitundu mu Buganda
0
SHARES
90
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssaabasajja Kabaka Empologoma  Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abantu be okwettanira enkozesa ya tekinologiya mu mirimu egyenjawulo n’okunnyikiza Bulungibwansi mu Buganda ng’erimu ku makubo agazza Buganda ku Ntikko.
Obubaka bwa Nnyininsi eri Obuganda abubaweeredde ku lunaku lwa Bulungibwansi, gavumenti ezebitundu n’Ameefuga ga Buganda olukuzibwa buli nga 08 October, ng’olwomwaka guno 2025 lukuziddwa ku gombolola e Busukuma  mu Ssaza Kyaddondo.
Olunaku luno lwassibwawo okujjukira olunaku government ya Bungereza lweyaddiza Buganda amefuga gaayo nga 08 October,1962.
Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka busomeddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,era ng’alagidde Obukulembeze bw’Ebitundu bwongere okunywezebwa.
Katikkiro  Charles Peter Mayiga mu bubakabwe eri abantu ba Kabaka, asabye enkola ya Bulungibwansi ebeere ekikubagizo ky’Okutumbula Ebyobulamu n’Obuyonjo mu Bantu ba Kabaka okwetoloola Buganda, okuviira ddala mu Maka.
Katikkiro mungeri eyenjawulo yebazizza ba Ssekabaka abatandikawo enkola ya Bulungibwansi era eyali ekyokulabirako, akabonero n’Obugunjufu bakyeeruppe kebasanga mu baweereza b’Obwakabaka.
Kamalabyonna era ajjukizza Ministry ya gavumenti ezebitundu okunyweeza enkolagana wakati w’Abaami ba Ssaabasajja okutandikira ku Batongole, olwo emirimu gya Ssaabasajja giggumire.
Minister wa government ez’ebitundu Owek Joseph Kawuki ,asabye Abaami ba Kabaka okutambulira ku nnambika eyaweebwa mu nzirukanya y’Emirimu , baleme kukola byabwe.
Minister wa Ssaabasajja owa Bulungibwansi, Obutondebwensi n’Ekikula ky’Abantu Owek Mariam Mayanja, asabye abavubuka okunnyikiza enkola ya Bulungibwansi ow’Omuggundu, omuli n’Okunnyikiza Okusimba Emiti n’Ekibira Kya Kabaka.
Omwami wa  Kabaka atwala essaza Kyaddondo Kaggo Ahmad Magandaazi Matovu,ayogedde ku ntekateeka essaza gyeririna eyenkulaakulana, omuli Okuzimba essomero lya Muteesa II Kyaddondo , okussa mu nkola eKiragiro kya Ssaabasajja Kabaka ekyokusitula ebyenjigiriza mu Masaza.
Essaza Kyaddondo liweereddwa Ebbaluwa erisiima olw’okuwangula amasaza gonna mu buweereza, Engabo n’Obukadde 5, ate essaza Ssingo eyakwata ekyokubiri neriweebwa Obukadde 3, olwo Buweekula eyakwaata ekyokusatu neefuna Obukadde 2.
Mungeri eyenjawulo Gombolola Makindye Mutuba III eyanywa akendo mu gombolola zonna  ewangudde akakadde kamu n’ekitundu, gombolola ya Ssabawaali Gombe akakadde kamu, ate Ssaabagabo Kakindu emitwalo ataano.
Omukolo guno gwetabiddwako abalangira n’Abambejja, ba minister ba Kabaka, eyaliko Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi, Abaami b’Amasaza ,abamagombolola ,Abatongole, ababaka ba Parliament n’Abantu abalala bangi.
Bisakiddwa: Kato Denis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • (no title)
  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist