• Latest
  • Trending
  • All
FDC enyolaganye ne police e Kamwenge era olukuηaana lwe Rwamwanja terubaddeyo

Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP atandise enkuηaana ze mu Buganda abadde Mityana – abawagizi ba NUP 29 bakwatiddwa e Bujuuko

October 6, 2025

Cabinent yaba minister empya efulumye

May 26, 2026

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Eid Adhuha 2026 mu bujjuvu – alabudde ku mululu n’obutassa kitiibwa mu ndowooza z’abantu

May 26, 2026
Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

May 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 26, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 26, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP atandise enkuηaana ze mu Buganda abadde Mityana – abawagizi ba NUP 29 bakwatiddwa e Bujuuko

by Namubiru Juliet
October 6, 2025
in Opinions
0 0
0
FDC enyolaganye ne police e Kamwenge era olukuηaana lwe Rwamwanja terubaddeyo
0
SHARES
95
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu eyesimbyewo ku bwa president bwa Uganda, akuyeze abantu ba Buganda okukozesa amaanyi gabwe okukyusa obukulembeze bw’eggwanga lino, mu kalulu akajja 2026.
Kygulanyi abadde ku kisaawe kye Busuubizi mu district ye Mityana, naagamba nti amakubo, amasomero n’amalwaliro amabi agali mu kitundu geraga lwatu nti kye kiseera abantu baayo balonde ku bakulembeze abalala abanasobola okukyusa embeera yabwe.
Mu nkola etali ya bulijjo, Kyagulanyi yakulembeddemu okusaba ku lukuηaana luno, mwawanjagidde Katonda akome ku bakulembeze abatafa ku bantu balala, era abakome baleme okulinnyirira eddembe ly’abantu.

Ebyo bibadde bigenda mu maaso, nga Police erwanagana n’abawagizi ba NUP mu kitundu kye Bujuuko, gyebigweredde nga 29 bakwatiddwa ku bigambibwa nti babadde baziba oluguudo oluva e Kampala okudda e Mityana ekitaataaganyizza entambula n’emirimu.

Police egamba nti Kyagulanyi yabadde alina kuyita ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mitya, wabula naazimuula enteekateeka eyo, naasalawo okukozesa oluguudo lwa Hoima road  nagguka e Busunju nalyoka ayolekera Mityana.

Wabula mu katawuni ke Bujjuko abamu ku bawagizi ba NUP gyebabadde bamulindiridde natayitayo, basazeewo okutandika okukuba ebivuga nga bwebeyiwa mu kkubo.

Omwogezi wa police mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango agamba nti police egezezaako okwogera n’abawagizi ba NUP bano, kyokka ne bagaana okweddako era gyebigweredde nga 29 bakwatiddwa.

Bakuumibwa ku police ye Wakiso ng’okunonyereza bwekugenda maaso.

Onyango asabye abawagizi ba NUP nabalala abesimbyewo okugoberera amateeka agabawebwa, nti  lwebatajja kusika muguwa na police nga bakola kampeyini zabwe.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Cabinent yaba minister empya efulumye
  • Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Eid Adhuha 2026 mu bujjuvu – alabudde ku mululu n’obutassa kitiibwa mu ndowooza z’abantu
  • Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist