• Latest
  • Trending
  • All
UBOS ewaddeyo computer ekika kya Tablets 1000 eri Obwakabaka bwa Buganda n’obukulembeze bw’ennono obwenjawulo

UBOS ewaddeyo computer ekika kya Tablets 1000 eri Obwakabaka bwa Buganda n’obukulembeze bw’ennono obwenjawulo

June 30, 2025

Ebimu ku birambikiddwa mu kulayiza president Yoweri Kaguta Museveni ku kisanja eky’omusanvu 2026/2031

May 11, 2026
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

Abadde Commissoner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba yebazizza abantu b’e Masaka olw’okumwesiga emyaka 15 ng’abakiikirira mu parliament

May 11, 2026
Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

May 10, 2026

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

May 9, 2026
Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

May 8, 2026
Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

May 8, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Abaluηηamya b’emikolo balambikiddwa ku ntambuza y’emikolo gy’ennono – bakomye katemba mu mikolo gy’okwanjula

May 7, 2026

Emipiira gy’empaka z’ebika by’Abaganda zongezeddwayo

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Bus ya kampuni ya Link ekutte omuliro neebengeya ku luguudo lw’e Mityana – abasaabaze basimattuse

May 7, 2026

Omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – okuva nga 8 okutuuka nga 14 June mu Lubiri e Mengo

May 7, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

UBOS ewaddeyo computer ekika kya Tablets 1000 eri Obwakabaka bwa Buganda n’obukulembeze bw’ennono obwenjawulo

by Namubiru Juliet
June 30, 2025
in BUGANDA, Uncategorized
0 0
0
UBOS ewaddeyo computer ekika kya Tablets 1000 eri Obwakabaka bwa Buganda n’obukulembeze bw’ennono obwenjawulo
0
SHARES
78
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda bufunye computer ekika kya Tablet eziwera 1000 okuva mu kitongole kya government ekivunaanyizibwa ku kubala abantu ki Uganda Bureau of Statistics (UBOS), okuyambako ekitongole okunoonyereza ku bibalo ebyenjawulo, naddala okutuuka mu bitundu gyekitasobola kutuuka.

Minister w’amawulire n’Okukunga Abantu era Omwogezi w’Obwakabaka Owek. Israel Kazibwe Kitooke y’akwasiddwa ebyuma bino ku lw’Obwakabaka, ku mukolo ogubadde ku kitebe kya UBOS mu Kampala.

Owek.Kitooke agambye nti computer zino zakuyaamba nnyo Obwakabaka okulaba nti ebibalo ebikuŋŋanyizibwa biteekebwateebwa mu bwangu ate n’okuwa abavubuka emirimu.

Ebyuma bino biwereddwa n’obukulembeze bw’ennono obulala okubadde; Obukama bwa Bunyoro, Obusiinga bwa Rwenzururu, ne University ez’enjawulo nga Makerere, Kyambogo, Busitema n’endala ziyambeko mu kunoonyereza n’okubangula abayizi abasoma ebibalo.

Obukama bwa Bunyoro buweereddwa tablets 550, Obusinga bwa Rwenzululu buweereddwa 120.

Makerere University eweereddwa Tablets 700, MUBS 250, Kyambogo University 350, Lira University 200, Mbarara University 350, Busitema 200, Gulu university 200, Kabale university 200.

Ssenkulu wa Uganda Bureau of Statistics, Dr. Chris Mukiza ategezeZza nti ebyuma bino babigabye okwanguya ku mulimu gw’okukuŋŋanya ebikwata ku bintu ebyenjawulo, , era asabye abantu bettanire emitmbagano okumanya ebibalo ebyenjawulo ebifulumizibwa ekitongole ky’akulembera n’aweetaga okuwabula mu nkola y’emirimu babawabule basobole okulongoosa.

Bisakiddwa: Ssekajjiijja Augustine

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ebimu ku birambikiddwa mu kulayiza president Yoweri Kaguta Museveni ku kisanja eky’omusanvu 2026/2031
  • Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda
  • Abadde Commissoner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba yebazizza abantu b’e Masaka olw’okumwesiga emyaka 15 ng’abakiikirira mu parliament
  • Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira
  • Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist