• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka ajjukizza abantu be okwewala okuvuga endiima, okwewala siriimu n’obutabanguko mu maka

Ssaabasajja Kabaka ajjukizza abantu be okwewala okuvuga endiima, okwewala siriimu n’obutabanguko mu maka

December 20, 2024

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ssaabasajja Kabaka ajjukizza abantu be okwewala okuvuga endiima, okwewala siriimu n’obutabanguko mu maka

by Namubiru Juliet
December 20, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka ajjukizza abantu be okwewala okuvuga endiima, okwewala siriimu n’obutabanguko mu maka
0
SHARES
74
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye  emirimu egikoleddwa ebitongole by’obwakabaka   gyagambye giyambye okutuusa obuwedreza obwenjawulo ku bantu.

 

Obubaaka Omutanda abuttise Omumbejja Joan Claire Tebattagwabwe Nassolo, ku mukolo gw’ennyimba z’amazaalibwa  ga Kristo ezibadde mu Bulange e Mengo.

Omuteregga   yabazizza abawereza mu bitongole  olw’obumalirivu n’okwewaayo ku mirimu , bwatyo abagalizza  Ssekukulu n’omwaka ogwemirembe.

Ssaabasajja ajjukizza abaweereza b’ebitongole by’Obwakabaka n’abantu bonna okwewala okuvuga endiima, okwewala siriiimu n’okulwanyisa obutabanguko mu maka.

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abaweereza okwongera obuyiiya n’okwagala emirimu gyebakola saako okuba abeerufu nga bakola emirimu gy’Obwakabaka.

Omulabirizi w’e Namirembe Kitaffe mu Katonda Moses Banja awanjagidde omuntonzi ayongere Ssabasajja Kabaka Obulamu obulungi.

Kwaya y’ebitongole by’Obwakabaka ng’eyimba ennyimba za Chrismas 2024

Kwaya eziwerako okuva mu Bulabirizi bwe Namirembe ziyimbye ennyimba z’amazaalibwa ga Kristo ku mukolo guno, nga zikulembeddwamu kwaya eya wamu ey’ebitongole bya Buganda.

Radio Cbs erangiriddwa ng’ekitongole ekisinze okukola emirimu mu bitongole by’Obwakabaka  Omwaka 2024, era Ssenkulu wa Cbs Omukungu Micheal Kawooya Mwebe ayozayozezza abakozi olw’obuwanguzi buno , neyayama nti Cbs yakwongera amaanyi mu byekola okusitula omutindo.

Ssenkulu wa BBS Terefayina  Omukungu  Engneer Patrick Ssembajjo abategese emikolo gy’ennyimba z’amazaalibwa ez’omwaka guno 2024 yeyabazizza Obwakabaka olw’okubesiga nabaweebwa obuvunaanyizibwa okuweereza.

 

Ku mukolo guno abawereza abasukulumye mu kukola emirimu baweereddwa engule ezibasiima , mu basimiddwa kubaddeko  , Suubi Jingo Geoffrey owa CBS,  Nakayiza Sarah okuva mu  Buganda Land Board , Rashida Nabulya okuva mu  Werinde Insurance , Nansubuga Joan Grace  okuva mu Kabaka Foundation,Kitenda willy wa Namulondo Investment nabalala.

Katikkiro ng’ayozaayoza abakozi ba CBS olw’okuwangula engabo y’ebitongole bya Buganda ey’omwaka 2024

Omukolo guno gwetabiddwako ba Minister ba Kabaka, Omukubiriza w’olukiiko lwa Bataka Namwama Augustine Kizito Mutumba , Ssabasumba  waba Authodox Yolonimus  Muzeeyi Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitoleeko n’abantu abalala bangi.

Buganda royal Institute yegenda okutegeka chrismas carols z’omwaka ogujja 2025.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist