• Latest
  • Trending
  • All
Police e Kyotera etaddewo sente ku bavubuka abateeberezebwa okubbisa emmundu mu kitundu ekyo – omusuubuzi w’emmwanyi baamubbako obukadde 150

Police e Kyotera etaddewo sente ku bavubuka abateeberezebwa okubbisa emmundu mu kitundu ekyo – omusuubuzi w’emmwanyi baamubbako obukadde 150

October 5, 2024
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Police e Kyotera etaddewo sente ku bavubuka abateeberezebwa okubbisa emmundu mu kitundu ekyo – omusuubuzi w’emmwanyi baamubbako obukadde 150

by Namubiru Juliet
October 5, 2024
in Amawulire
0 0
0
Police e Kyotera etaddewo sente ku bavubuka abateeberezebwa okubbisa emmundu mu kitundu ekyo – omusuubuzi w’emmwanyi baamubbako obukadde 150
0
SHARES
368
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abavubuka 4 bebateeberezebwa okwenyigira mu bubbi obwali ku  kyalo Kaswa mu gombolola ye Lwankoni mu Buddu omwezi oguyise ogwa September,2024, bwebaazinda omusuubuzi w’emmwanyi Polinaali Ssemanda owa Zaavuga Coffee Factory nebamussa ku mudumu gw’emmundu nebamubbako obukadde bwa shs 150.

Nga wayise akaseera abatuuze ku kyalo Kalagala ekisangibwa mu Kaliisizo town council mu district ye Kyotera bekengera abavubuka okuli, Nabbimba Alex amanyiddwa  nga Jajja Numba olw’okweyita omusawo wekinansi,  saako Lule Alex amanyiddwa  nga Dodo ne Kagimu Joseph amanyiddwa nga Bruno, bwebaakitegeera nti abantu babategedde nebadduka nebekukuma.

Wabula munabwe   Mwanje Steven  yakwatibwa era n’ayongera okubalonkoma nti  badduka n’emmundu ekika kya AK 47, era okuva olwo Police ebayigga wabula bakyabuze.

Police ye Kyotera ngeriwamu n’omusuubuzi  Ssemanda Polinali bataddewo akakadde k’ensimbi kamu kamu ku basatu abo abadduka, ezigenda okuweebwa omuntu anaayambako okutemya ku police okuzuula gyebali bakwatibwe.

Emmundu eno eyogerwako kigambibwa nti erudde ng’ekozesebwa okutigomya bannakyotera okusingira ddala abasuubuzi.

Kigambibwa nti abavubuka bano baasooka kuziinda mobile money Kuziriddamu mu kibuga kalisizo nebakuliita n’ensimbi ezawerako, nebalumba Jack Daniels ng’atwala sente mu Bank misana tteke nebamubbako obukadde bwa shs 19, ate oluvanyuma nabateega omugagga Ddamllira John naye nebamubbako obukadde bw’ensimbi 93 ngava mu Bank e Kyotera n’emMotokaye nabagisasira amasasi era naye gamukwasa oluba emagombe yasiimbayo kitooke.

Okusinziira ku muduumizi wa police mu kitundu ekyo Hassan Musooba, waliwo amawulire gebazze bafuna nti abavubuka bano bekukumye ku kitundu ekyo, era nti  waliwo abantu ba bulijjo abatera okubalaba nga batambula naddala ekiro, ekyongera okwerariikiriza abantu.

Wano wasabidde abantu ba bulijjo okukolera awamu ne police nga bawaayo amawulire agakwata ku bavubuka bano bakwatibwe bavunaanibwe mu mbuga z’amateeka, baggyibweko n’emmundu.

Bisakiddwa : Ssozi Ssekimpi Lwazi

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -