• Latest
  • Trending
  • All
NEMA esonze olunwe mu bakulembeze ba districts olw’okulagajjalira obutonde bw’ensi – bewozezaako tebalina buyinza

NEMA esonze olunwe mu bakulembeze ba districts olw’okulagajjalira obutonde bw’ensi – bewozezaako tebalina buyinza

July 18, 2024
Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu

Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu

March 2, 2026
Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya

Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya

March 2, 2026
URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu

URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu

March 2, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo

March 1, 2026
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima  – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro

March 1, 2026
Ayatollah Ali Khamenei omukulembeze wa Iran owokuntikko attiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa USA ne Israel ku Iran

Ayatollah Ali Khamenei omukulembeze wa Iran owokuntikko attiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa USA ne Israel ku Iran

March 1, 2026
Embuuka z’ennyonyi ziyimiriziddwa mu Middle East okumala ebbanga eritali ggere – oluvannyuma lw’ennumba ezikoleddwa USA ne Israel ku ggwanga lya Iran

Embuuka z’ennyonyi ziyimiriziddwa mu Middle East okumala ebbanga eritali ggere – oluvannyuma lw’ennumba ezikoleddwa USA ne Israel ku ggwanga lya Iran

February 28, 2026
Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

February 28, 2026
Samuel Kajoba atuuziddwa nga Ssaabalabirizi w’ekkanisa y’Abadvent omuggya  – atuuziddwa Dr.Moses Maka Ndimukika gw’addidde mu bigere

Samuel Kajoba atuuziddwa nga Ssaabalabirizi w’ekkanisa y’Abadvent omuggya – atuuziddwa Dr.Moses Maka Ndimukika gw’addidde mu bigere

February 28, 2026
Abayizi 9,295 bebatikiddwa e Makerere University ku matikkira ag’omulundi ogwa 76 – abayizi 213 bafunye PhD

Abayizi 9,295 bebatikiddwa e Makerere University ku matikkira ag’omulundi ogwa 76 – abayizi 213 bafunye PhD

February 27, 2026
Ekkadiyizo ly’eddagala ly’ekinnansi litongozeddwa – abakenkufu bakusomesa abantu enkozesa yaalyo

Ekkadiyizo ly’eddagala ly’ekinnansi litongozeddwa – abakenkufu bakusomesa abantu enkozesa yaalyo

February 27, 2026

Statehouse Anti corruption Unit ekutte ab’akakiiko akagaba emirimu mu district ye Mityana

February 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

NEMA esonze olunwe mu bakulembeze ba districts olw’okulagajjalira obutonde bw’ensi – bewozezaako tebalina buyinza

by Namubiru Juliet
July 18, 2024
in Amawulire
0 0
0
NEMA esonze olunwe mu bakulembeze ba districts olw’okulagajjalira obutonde bw’ensi – bewozezaako tebalina buyinza
0
SHARES
190
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bwensi mu ggwanga ekya NEMA kigugumbudde abakulembeze mu district ezenjawulo olw’obutatuukiriza buvunanyizibwa bwabwe mu kutaasa entobazzi nebibira, era babalumiriza okubanga bebavuddeko abantu enkumu okusenga mu ntobazzi.

Ab’ekitongole kya NEMA ekikulembeddwamu Francis Ogwal, bategeezezza nti district erina obuyinza bunene nnyo okulemesa abantu okusenga mu bifo ebityoboola obutonde bw’ensi, mu kifo kya buli kimu okukitunuuliza NEMA.

Agambye nti obukulembeze bw’ebitundu bwe buyisa ppulaani z’abantu nga bagenda okuzimba mu kifo kyonna, omuli naabo abalagiddwa okusenguka mu ntobazzi.

Babadde ku Ivory Hotel e Nansana mubkusomesa abakulembeze abenjawulo okubadde basentebe b’amagombolola, bakansala ku district, n’abakozi mu district naddala abavunanyizibwa ku butonde bwensi.

Wabula akulira abakozi n’ebyekikugu-CAO, Alfred Malinga, akukkulumidde NEMA olwokubateekako olukongoolo, nti ngate balina abantu bebazze bagaana okuzimba mu ntobazzi ate nebabasanga nga balina certificate okuva mu NEMA.

Omubaka wa parliament omukyala owa district ye Wakiso , Betty Ethel Naluyima, atabukidde aba  NEMA okulowooza nti obuyinza bwonna ku butonde bwensi bebabulina, era nebaggyawo obuyinza bwa zzi districts, embeera bwebatabukidde ate olukongoolo nebalyooka baluzza ku bakulrmbeze b’ebitundu.

Omumyuka wa Ssentebe wa district, Betinah Nantege, asabye NEMA ebyokusonga ennwe babikomye wabula bakwatire wamu mu kusomesa abantu ku by’amateeka agakwata kukutaasa entobazzi n’ebibira .

Bisakiddwa:   Tonny Ngabo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu
  • Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya
  • URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu
  • Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo
  • Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist