• Latest
  • Trending
  • All
Omulangira Edward owe Bungereza Duke of Edinburgh alambudde embuga enkulu eya Buganda

Omulangira Edward owe Bungereza Duke of Edinburgh alambudde embuga enkulu eya Buganda

March 20, 2024

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Omulangira Edward owe Bungereza Duke of Edinburgh alambudde embuga enkulu eya Buganda

by Namubiru Juliet
March 20, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Omulangira Edward owe Bungereza Duke of Edinburgh alambudde embuga enkulu eya Buganda
0
SHARES
329
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omulangira Edward ayaniriziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, Nnalinnya Agnes Nabaloga n’Omulangira David Kintu Wasajja, n’Omulangira Crispin Junju Kiweewa.

Omulangira atuuse mu Bulange ku ssaawa nnya ezokumakya, nga 20 March,2024.

Prince Edward awerekeddwako omubaka wa Bungereza mu Uganda Kate Airey n’abakungu abalala.

Nnaalinnya Agnes  Nabaloga yeyetisse obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka.

 Prince Edward ng’akwasa Nnalinnya Agnes Nabaloga ne Katikkiro Mayiga ebirabo 
Nnalinnya ne Katikkiro nabo baliko rkirabo kyebatonedde Princess Edward

Ekitongole kya Duke of Edinburgh International awards kisse omukago n’Obwakabaka bwa Buganda mu nteekateeka y’okwongera okubangula abavubuka mu bintu ebyenjawulo.

Omukago guno mu kussibwaako omukono mu Bulange e Mengo, Obwakabaka bwa Buganda bukiikiriddwa ssenkulu w’Ekitongole ekisiga nsimbi mu Bwakabaka ki BICUL Omuk. Roland Ssebuufu ng’ajuliddwa minister w’abavubuka eby’emizannyo n’ebitone Owek Robert Sserwanga Ssalongo, ssonga ku ludda lwa Bungereza olukulembeddwamu Omulangira Edward Duke of Edinburgh William Blick yaataddeko omukono,  omuyimaawe abadde Aisha Wamala.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti  mu bbanga lya myaka 149 nga Obwakabaka bwa Buganda bukolagana n’Obwa Bungereza,waliwo ebituukiddwako bingi mu nkulaakulana y’Obwakabaka bwa Buganda,omuli okutumbula Obuwangwa n’Ennono kko n’enkulaakulana.

Omulangira Edward ye muggalanda wa Queen Elizabeth II ne Prince Phillip.

Prince Edward Duke of EdinBurg ng’ateeka omukono mu kitabo ky’abagenyi mu wofiisi ya Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu Bulange e Mengo. Nga 30 March,2024

Prince Edward Duke of Edinburgh nga amannyage amajjuvu ye Edward Antony Richard Louis yazaalibwa nga 10 March,1964 mu lubiri lwe Buckingham.

Alina abaana basatu n’omukyala Sophie gweyawasa mu 1999.#

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist