• Latest
  • Trending
  • All
Eby’omuwala agambibwa okuggibwamu ensigo ng’agenze okuzaala – kizuuliddwa nti yazaalibwa n’ensigo emu

Eby’omuwala agambibwa okuggibwamu ensigo ng’agenze okuzaala – kizuuliddwa nti yazaalibwa n’ensigo emu

June 8, 2022
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Eby’omuwala agambibwa okuggibwamu ensigo ng’agenze okuzaala – kizuuliddwa nti yazaalibwa n’ensigo emu

by Namubiru Juliet
June 8, 2022
in Health
0 0
0
Eby’omuwala agambibwa okuggibwamu ensigo ng’agenze okuzaala – kizuuliddwa nti yazaalibwa n’ensigo emu
0
SHARES
107
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Dr.Wallen Namala akulira Health monitoring Unit

Akakiiko akuvanayizibwa ku kulondoola eby’obulamu okuva mumaka g’obwa president aka Health monitoring unit,kasambazze ebigambibwa nti  waliwo omuwala eyazaalira mu ddwaliro Lya mubende Regional referral hospital nti eyagibwamu ensigo ye nga teyeyagalidde.

Peragiya Mukizimaana okuva mu  Gombolola ye Kitenga mu district ye Mubende yagenda mu ddwaliro  erimu okuzaala omwana n’alemera mu nnabaana,  naddusibwa   mu ddwaliro Lya mubende Regional referral hospital gyeyalongosebwa n’agibwamu.

Bazadde b’omwana ono owemyaka 20 okwali kitawe Sebastian Lwigyemera  bagamba nti oluvannyuma lw’okuggibwamu omwana, waayitawo ekiseera muwala wabwe natandika okulumizibwa ennyo.

Baamutwala mu ka TV (scan) gyebaazuulira nti yalina ensigo emu.

Wabula akulira akakiiko ka health monitoring unit Dr.wallen Namala bwabadde ayogerako n’abamawulire ku media center mu Kampla,agambye nti bekenenyeza ensonga z’omuwala ono nebakizuula nti omuwala yazaalibwa n’ensigo emu.

Agambye nti basisinkanye be kikwatako okwali  abakulira eby’obulamu mu district ye Mubende ,eddwaliro Peragiya gyeyazaalira , n’abasawo abakugu okuva mu ddwaliro ekkulu e Mulago  okwongera okwekkanya ensonga.

Dr Namala  ayongeddeko  nti  bakukwatagana n’aboluganda lw’omuwala  okubanyonyola nti omuntu asobola okuzaalibwa n’ensigo emu nga bweguli ku muwala wabwe.

Agambye nti eky’okukyusa ebitundu by’omubiri gw’omuntu sikyangu era tekikolebwa buli musawo, nga ne mu Uganda yonna mulimu abasawo babiri bokka abasobola okusimbuliza ebitundu byomubiri okuli n’ensii
go.

Dr. Maleneko Godfrey okuva munddwaliro lya Mubende Regional referral hospital agambye Peragiya yagenda okujja mu ddwaliro  ng’amaze okulemererwa okuzaala, nti era nebakola ekisoboka okutaasa obulamu bwe.

Asabye abakyala okwetanira okugenda mu malwaliro bafune obujanjabi obwetaagisa.

Ate ye Dr Ataro Stephen Ayella okuva mu kakiiko ka health monitoring unit, agambye nti  waliwo abantu abazaalibwa nga balina ensigo emu.

Agambye nti kirabikira nnyo mu baana abalenzi.

Dr.Ataro annyonyodde nti ku buli bantu 10,000 kubearako 1  nga yazaalibwa n’ensigo emu , era kino ono omuwala siyasoose.

Eky’abantu okwekengera okuggibwamu ensigo nga bagenze mu malwaliro kikyase nnyo ensangi zino.

Kivudde ku biwulirwa nti abavubuka abagenda okukuba ebyeyo naddala mu mawanga ga Buwalabu nti abamu bakama babwe bekobaana n’amalwaliro, abasawo nebabaggyamu ensigo, nebaziguza abagagga abalina ezaalwala.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga
  • Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament
  • Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -