• Latest
  • Trending
  • All
Kaliisoliiso wa government ayitiddwa yennyonyoleko ku by’okuliyirira bannyini ttaka ab’empewo

Kaliisoliiso wa government ayitiddwa yennyonyoleko ku by’okuliyirira bannyini ttaka ab’empewo

May 5, 2022
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kaliisoliiso wa government ayitiddwa yennyonyoleko ku by’okuliyirira bannyini ttaka ab’empewo

by Namubiru Juliet
May 5, 2022
in Amawulire, CBS FM
0 0
0
Kaliisoliiso wa government ayitiddwa yennyonyoleko ku by’okuliyirira bannyini ttaka ab’empewo
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya

Akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y’emirimu mu bitongole bya government aka COSASE kasazeewo okuyita eyaliko minister weby’ettaka nga kati ye Kaliisoliiso wa Government Betty Olive Namisango Kamya Turyoomwe, anyonyole ku ngeri gyeyeewa olukusa oluliyirira abantu government beyali eguzeeko ettaka.

Bino byonna byakolebwa Betty Kamya akyali  minister weby’ettaka, bweyasaba  parliament obuwumbi bwensimbi 10, okuliyirira abantu 6 abaali babanja government.

Ensimbi zino kinnajjukirwa nti parliament eye 10 yeyaziyisa era zaaliko okusika omuguwa okwamaanyi, wakati wa minister Betty Kamya ne Beatrice Byenkya Nyakayisiki eyali ssentebe w’akakiiko ka Uganda Lands Commission.

Wabula Ssabalondoozi w’ebitabo bya government John Muwanga mu alipoota ekwata ku kakiiko kebyettaka eyomwaka gwebyensimbi 2020/2021, alaga nti ensimbi zino zaasasulwa mu bukyamu.

Beatrice Byenkya Nyakayisiki asinzidde mu kakiiko ka parliament aka COSASE, naagamba nti ensimbi zino akakiiko keby’ettaka tekaazisabaako,eyali minister Betty Kamya yeyawandiikira ministry of finance ng’azisaba.

Abantu abaasasulwa ensimbi zino kuliko Kasiya Rwabukkurukuru owe Sheema obuwumbi 6 n’obukadde 430, Nagenda Stephen Peter owe Kibaale Bwanswa akawumbi 1, Busuulwa owe Buyaga akawumbi 1 nobukadde 400, Natalia Namuli owe Buyaga Kibaale akawumbi 1 n’obukadde 600, Yisika Lwakana owe Buyaga Kibaale akawumbi 1 n’obukadde 125,  Saako Mugisha owe Buyaga Kibaale akawumbi 1 n’obukadde 149.

Beatrice Byenkya Nyakayisiki abuulidde ababaka nti kwaliko omuntu omu yekka omutuufu eyalina okuwebwa ensimbi abalala baali bampewo.

Nyakayisiki agambye nti ensimbi zino zezimu kwezo ezaamuviirako ebizibu byalimu mu kiseera kino.

Kino kyekiwaliriza ababaka okusalawo okuyita kaliisoliiso mu kiseera kino Betty Kamya anyonyole ku vvulugu ono.

 Andrew Nyumba omuwandiisi Uganda Lands Commission abuuulidde ababaka,  nti ensimbi zino zezimu kweezo ezaavaako okunonyereza okwenjawulo okukolebwa mu kiseera kino ebitongole okuli ekya CID ne Kaliisoliiso yennyini.

Kino kyewunyisiza ababaka  engeri omuntu eyenyigira mu mivuyo gyokufuna ensimbi zino, ate gyayinza okuba nti yanonyereza ku mivuyo gye gimu.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -