• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga alabudde bannabyabufuzi okukomya okufuula eby’obufuzi obuzannyo bw’okweyagaliza bokka

Katikkiro Mayiga alabudde bannabyabufuzi okukomya okufuula eby’obufuzi obuzannyo bw’okweyagaliza bokka

April 19, 2022
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Katikkiro Mayiga alabudde bannabyabufuzi okukomya okufuula eby’obufuzi obuzannyo bw’okweyagaliza bokka

by Namubiru Juliet
April 19, 2022
in Amawulire, BUGANDA, CBS FM
0 0
0
Katikkiro Mayiga alabudde bannabyabufuzi okukomya okufuula eby’obufuzi obuzannyo bw’okweyagaliza bokka
0
SHARES
137
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Rtd Maj.Gen.Mugisha Muntu ng’akwasa Katikkiro Charles Peter Mayiga ekiwandiiko ekikwata ku kibiina kya ANT

Bya Kato Denis

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannabyaabufuzi okwetoloola eggwanga obutatwala byabufuzi nga akadaala ka katemba n’emizannyo, wabula babikozese okusitula embeera z’abantu.

Bino abyogeredde mu  nsisinkano gy’abaddemu ne bannabyaabufuzi okuva mu kibiina kya Alliance for National Transformation ANT abamukyalidde mu Bulange e Mengo.

Katikkiro agambye nti bannabyabufuzi bakyalemeddwa okumanya ekiseera eky’okulwanira obuyinza, n’ekiseera eky’okuweereza abantu nga basinziira ku bibaluma nga tebesigamye ku langi za byabufuzi.

Katikkiro azzeemu najjukiza bannabyaabufuzi okumanya nti Ssabasasajja y’entabiro y’Obwakabaka era tasosola mu mawanga yadde eddiini.

Wano wasabidde bannabyabufuzi okufaayo nnyo eri ebitundu gyebava n’mawanga gabwe.

Agambye nti ebizibu ebikosa bannauganda bye bimu, wabula byawukana mu buzito bwabyo, n’olwelyo bannabyabufuzi balina okuwaayo akadde okunogera eddagala  ebizibu bino wamu, nga tebefaako bokka.

Wabula Katikkiro agambye nti bannabyabufuzi abalina obuntu bulamu bebasobola okufaayo eri abantu bebakulembera.

Yebazizza president wa ANT Mugisha
Muntu olw’okubeera omuntumulamu,nagamba nti buweereza bwe tawulirwangako mu vvuluvu yenna,bweyali omuduumizi w’amagye nebwayingidde eby’obufuzi.

Rtd Maj Gen Gregory Mugisha Muntu  abuulidde Katikkiro  ebigendererwa by’ekibina ki Alliance for National Transformation, nti bagenderera kutereeza buweereza obusaanidde eri bannauganda  omuli eby’enjigiriza, ebyenfuna n’Ebyobulamu.

Agambye nti singa ebisomooza ebyo ebisatu tebissibwako ssira,bannauganda tebayinza kweyagalira munsi yabwe.

Mungeri eyenjawulo Maj Gen Mugisha Muntu atenderezza Obwakabaka okulowoozanga ennyo ku kugatta abantu n’Okubabangula mu nteekateeka z’enkulakulana.

Mugisha muntu abadde awerekeddwako eyakulirako oludda oluvuganya mu parliament Winnie Kiiza n’abalala.

Mu nsisinkano eno mwetabiddwamu minister w’obuwangwa,embiri n’ebyobulambuzi Owek.Kiwalabye Male ne minister omubeezi ow’a government ez’ebitundu Owek. Joseph Kawuki.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -