• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga asibiridde abayisiraamu entanda -Obumu bwakubasobozesa okutuuka ku bintu bingi

Katikkiro Mayiga asibiridde abayisiraamu entanda -Obumu bwakubasobozesa okutuuka ku bintu bingi

April 8, 2022
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asibiridde abayisiraamu entanda -Obumu bwakubasobozesa okutuuka ku bintu bingi

by Namubiru Juliet
April 8, 2022
in Amawulire, BUGANDA
0 0
0
Katikkiro Mayiga asibiridde abayisiraamu entanda -Obumu bwakubasobozesa okutuuka ku bintu bingi
0
SHARES
305
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Okuva ku kkono, omumyuka wa supreme Mufti sheik Shaban Ntanda, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,supreme mufti sheik Muhammad Shaban Galabuzi,omumyuka asooka owa Katikkiro Owek.Twaha Kawaase,omumyuka wa sipiika w’olukiiko Owek.Ahmed Lwasa, Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika

Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde abayisiraamu abakungaanidde mu Bulange e Mengo,bakulembeddwamu supreme mufti sheik Muhammad Shaban Galabuzi.

Ku mukolo guno Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,abalambise ku bukulu bw’okutambulira awamu mu bantu ba Kabaka awatali kwawula  mu ddiini wadde amawanga, nti yentabiro yénkulaakulana.

Abakubirizza okukola ennyo n’obutatiiririra Namulondo.

Katikkiro agambye nti okukolagana mu bantu ba ssabasajja lyekkubo abantu bonna mwebagenda okukulaakulanira, era nti kino ssabasajja yalagira dda kyongerwemu amaanyi.

Asabye abakulembeze ku mitendera gyonna okubeera abasaale mu kulwanyisa mukenenya, nga bagoberera ekiragiro kya Beene.

Supreme Mufti Sheikh Muhammed Shaban Ggalabuzi mu bubakabwe eri abakkiriza, essira alitadde ku bafumbo n’abantu okunyweza Obwesigwa okumegga akawuka ka Mukenenya.

Omumyuka w’Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Haji Ahmed Lwasa ,asabye abazadde abasiraamu bulijjo okuyigiriza abaana eddiini wamu n’ennono zaayo, n’Okwongera okubaagazisa Allah.

Sheikh Muhammed  Kisuule nga yoomu ku basoose okubuulira, ayogedde ku bigendererwa ebyenjawulo ebiri mu kusiiba omuli okugumiikiriza n’Okuyiga obwerufu, naasaba abaddu ba Allah okubeera ekyokulabirako mu nsoga z’ekisiibo.

Sheikh Abdul Walusimbi nga yaakulira Sharia mu wofiisi ya Super Supreme mufti,asabye abasiraamu obutasuulawo nnono zabwe nÓbuwangwa nebasigala ku ddiini yokka, nti kubanga byonna bitambulira wamu.

Ssalongo Erias Lukwago lord mayor wa Kampala ne mayor we Makindye Ali Mulyannyama

Omukolo guno gwetabiddwako omumyuka asooka owa Katikkiro Owek. Prof.Twaha Kawaase,ba jajja abataka aboobusolya, abaami bámasaza, ba minister mu government ya Beene, ababaka ba parliament Loodi meeya wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago ne ba meeya bámagombolola agakola Kampala, n’abantu abalala bangi ddala.

Omubaka wa mawokota south Nsibambi mu biddugavu abaddeyo
Akulirq ebiweerezebwa ku mpewo za CBS FM omuk.Abby Mukiibi y’abadde kaalabalaba w’omukolo
Issah Ssekitto omwogezi wa KACITA
Eyali omubaka wa Kawempe North Latif Ssebaggala abaddeyo
Abamu ku bakyala abetabye ku mukolo
Akulira ebyemirimu mu Buganda Land Board Omuk.Bashir Kizito ali ku kkono abaddeyo
Hajji Ggava abaddeyo
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga
  • Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament
  • Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -