• Latest
  • Trending
  • All
Abayeekera ba M23 bazzeemu okulumba,abacongo ababundabunda abasoba emitwalo esatu besozze Uganda

Abayeekera ba M23 bazzeemu okulumba,abacongo ababundabunda abasoba emitwalo esatu besozze Uganda

March 29, 2022
Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

May 21, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi

May 21, 2025
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Features

Abayeekera ba M23 bazzeemu okulumba,abacongo ababundabunda abasoba emitwalo esatu besozze Uganda

by Namubiru Juliet
March 29, 2022
in Features, News
0 0
0
Abayeekera ba M23 bazzeemu okulumba,abacongo ababundabunda abasoba emitwalo esatu besozze Uganda
0
SHARES
362
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ababundabunda abacongo abadduse abayeekera ba m23

 

Bya Lubega Mudashiru Kyewalyanga

 

Embeera ezeemu okutabuka ku muliraano mu Democratic Republic of Congo, abayeekera ba M23  bazzeemu okulumba bannansi mu bukiika kkono bw’ensozi Sabinyo, nebezza ekitundu ekyo.

Kitegerekese nti abayeekera ba M23 balumbye eggye lya government ya DRC erya FARDC mu bitundu okuli Runyonyi, Kyanzo, Bugusa ne Kyengerero,kirometer nga 4 okuva ku ensalo ya Bunagana mu North Kivu e Congo ne batandika n’okuwamba abantu ba bulijjo.

Ensonda zitegezeza nti abayekera balumbe bannansi wakati we saawa kumi ogw’ekiro ne kumi na bbiri nga busaasaana, era bannansi abafunye webayita tebalinze binaddirira nebetegula ekibabu.

Abasinze okuyingira Uganda bakyala na baana, so ng’abasajja naddala abavubuka abasinga baawambiddwa abayeekera.

Omukyala ow’olubuto ng’aweese omwana ku mugongo n’enguguye ku mutwe

Agavaayo gagamba nti ebikumi n’ebikumi bya`bantu babulijjo abasukka mu mitwalo 30,000, webuzibudde nga gwemuwendo gwa babuddabunda abakakasibwa  okwesogga Uganda, nga bava mu Democratic Republic of Congo .

Omubaka wa president mu district ye kisoro ,eri ku nsalo ya Uganda ne Congo ,Capt Peter Mugisha agambye nti embeera nzibu nnyo, olwa bannoonyi bobubuddamu abeyongedde okweyiwa mu Uganda okutaasa obulamu bwabwe.

Captain Mugisha ategezeza cbs radio yobujjajja nti ebitongole ebikuuma  ddembe okuva e Congo ne Uganda byonna bikwatidde wamu okuzza embeera mu nteeko.

Wabula kitegerekese nti n’ekitongole ky’amawanga amagatte ekikola ku nsonnga z’abanoonyi b’obubudamu ki United Nations High Commission for Refugees kitandise okuggya ababundabuda bano ku ensalo ye Bunagana webabadde bakungaanidde.

Ababundabunda baliko ekisaawe webakungaanidde ku nsalo e Bunagana webagenda okuggibwa okutwalibwa mu nkambi

Batwaliddwa mu kifo awakuumibwa ababundabunda e Nyakabande settlement camp.

Minister omubeezi owebigwa tebiraze Davinia Esther Anyakun agambye nti bakusisinkana na bakwatibwako bonna okulaba engeri gyebakwatamu embeera y’ababundabunda bano.

Agambye omuwendo ku mulundi guno gususse obungi,ku gwa bulijjo oguyingira mu Uganda buli olutalo werubadde lubalukawo mu DRC.

Okuva mu 1998 abayeekera ba M23 bazze batanula ennumba ezenjawulo mu DRC,abantu ba bulijjo bikumi na bikumi nebasigala nga babundabunda, nga kwotadde n’ebibinja by’abayeekera ebirala ebyekweka mu bibira bwaguuga n’ensozi ebiri mu ggwanga eryo.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi
  • Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -