• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

March 28, 2022
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

by Namubiru Juliet
March 28, 2022
in BUGANDA, Features, News
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany
0
SHARES
282
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ngáyogera ku mugenzi Jacob Oulanyah abadde sipiika

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinogaanyizza nti ennyonyi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II gyeyatambuliramu mu August wa 2021, ngágenda e Germany okufuna obujjanjabi yali ya kampuni ya KLM, sso ssi ya president nga bwebiwulirwa.

 

Abadde ayogerako eri bannamawulire ku Mbuga ya Buganda enkulu  mu Bulange e Mengo,nátangaaza ku nsonga eno.

 

Kino kivudde ku bigambo ebyayogeddwa Ssaabalamuzi wéggwanga Alfonse Owiny Dollo, bweyabadde agenze mu maka g’omugenzi Jacob Oulanyah e Muyenga okumukungubagira.

Dollo yabadde ayogera ku bannauganda abeekalakaasa mu America nga bawakanya ekyókusaasaanya ensimbi zómuwi wómusolo okupangisa ennyonyi okutwala Jacob Oulanyah okujjanjabwa.

 

Ssaabalamuzi Dollo yayongeddeko nti “omukulembeze wammwe owénnono (gwatayatudde mannya) bweyatwalibwa e Germany mu nnyonyi yóbwa president, nebamusaasaanyizaako ensimbi zómuwi wómusolo nga temwekalakaasa”,  Neyebuuza nti abekalakaasa ku lwa Jacob Oulanyah bakikola lwakuba mucholi!

 

Ebigambo ebyo byaviiriddeko abantu abamu okusikuuka emmeeme, nga bagamba nti byandibadde tebyogerebwa mu kiseera kino ekyókukungubagira Oulanyah, nti era bisiga obukyayi nókusosola mu mawanga, songa Jacob Oulanyah abadde mugatta bantu.

 

Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Mathius Mpuuga naye yasinzidde mu maka gómugenzi Oulanyah navumirira ebigambo ebyo.

 

Katikkiro wa Buganda Charles Pater Mayiga asinzidde mu luku𝝶aana lwa bannamawulire, nagamba nti Oualanyah abadde Munnamateeka omulungi ddala, era sipiika wa parliament abadde olujegere olugatta abantu bonna.

 

Katikkiro agambye nti  Oulanyah wafiiridde,  ng’Obwakabaka bwa Buganda buli bumu n’Olukulembeze bw’ennono mu Lango, era enkolagana wakati w’Obwakabaka n’Obukulembeze bw’ennono mu Lango weeri.

Asabye abakulembeze okukuuma ekitiibwa kyómugenzi, nga bewala okwogera ebintu ebitaliiko mitwe na magulu.

Agambye nti ebigambo ebitajja nsa bireetawo enkayana ezoongera okunakuwaza abénnyumba némikwano gyábagenzi, n’eggwanga lyonna okutwalira awamu.

Katikkiro Mayiga akinogaanyizza nti “Okufa kuleeta ennyike nékikangabwa era kuleeta abantu okwekyawa ennyo, kyova olaba tukubiriza abantu okukuuma obuntu bulamu ate nókubeera abakkakkamu embeera bwebeera enzibu ngéno eyókufiirwa”.

Asabye mukama asibe ekimu abaana bómugenzi Jacob Oulanyah n’aboluganda be mu kiseera kino ekizibu.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -