• Latest
  • Trending
  • All
obukadde busatu bwebwetaagibwa okukungaanya emikono egiwagira president okulondebwa ababaka bokka

obukadde busatu bwebwetaagibwa okukungaanya emikono egiwagira president okulondebwa ababaka bokka

March 21, 2022
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byĂłbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byĂłbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

obukadde busatu bwebwetaagibwa okukungaanya emikono egiwagira president okulondebwa ababaka bokka

by Namubiru Juliet
March 21, 2022
in CBS FM, Features, News
0 0
0
obukadde busatu bwebwetaagibwa okukungaanya emikono egiwagira president okulondebwa ababaka bokka
0
SHARES
95
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Felix Adupa (akutte omuzindaalo) ye president w’ekibiina kyabwe kya transformers carders association Uganda, ng’ayogerako eri ab’amawulire

 

Bannakibiina kya NRM betaaga obuwumbi bwa shilling busatu (shs 3b) okwebuuza ku bannansi, n’okuku𝝶aanya emikono egisemba okutegeka akalulu k’ekikungo okukyusa enkola y’okulonda president wa Uganda n’ennongosereza endala.

 

Enteekateeka eno yawomwamu omutwe banna NRM abegattira mukago ogwa Transformers Cadres Association Uganda,nga muno okusinga mwegattiramu bannaNRM abaali besimbawo mu kalulu akaggwa aka 2021 nebagwa.

Akakiiko k’eby’okulonda kaabawadde olukusa okugenda nga batalaaga ebitundu by’eggwanga byonna, okukuđťť¶aanya ebirowoozo n’emikono ejisemba okutegeka akalulu k’ekikungo okusalawo ku ky’okussaawo ennongosereza ezo.

 

Ebimu ku biteeso ebyetaagisa akalulu ak’ekikungo, kwekuba nti president w’eggwanga alondebwa parliament sso ssi bannauganda bonna, okuzzaawo ebisanja bya president,okuteekawo parliament ey’okubiri emanyiddwa nga Senate,  okuteekawo enfuga eya Regional Tier, okukozesa ebyuma bya biometric machines mu kulonda kwonna n’ebirala.

 

Felix Adupa Ongwech, akulira bannakibiina kya NRM abagenda okukulemberamu enteekateeka eno, agamba nti bakutandikira mu district eziri mu bendobendo lye Busoga, badde e Bukedi, Elgon, Sebei, Teso, Karamoja, n’ebitundu ebirala nga bakuwunzikira Mubende ne Luweero.

 

Kemirembe Ronah ayogerera omukago gwa NRM transformer Cadres Association Uganda, agamba nti ssemateeka wa Uganda ennyingo eye 74 akawayiro 3, kabawa ekiseera ekyokukoleramu enteekateeka eno.

 

Kino kirina okukolebwa mu mwaka ogwokuna ogwekisanja ky’ababaka aba parliament, era nti bakutandika mangu ddala, 2025 egende okutuuka ng’ebyetaagisa byonna biwedde.

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026
  • Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya
  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byĂłbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byĂłbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist