Kampuni ye nnyonyi eya Uganda Airlines erangiridde nti esaze ku 聽饾澏饾澏endo zebadde egendako mu Dubai.
Uganda Airlines ebadde etwala abasabaze mu Dubai emirundi 4 buli wiiki nga kati esazeeko okudda ku 饾澏饾澏endo 3 buli wiiki.
Abakulu ku Uganda Airlines bagambye nti enteekateeka y贸kuddaabiriza ekisaawe kye Dubai yebaviiriddeko okukendeeza e饾澏饾澏endo zaayo.
Wasigaddewo olugendo lwa Sunday, Monday ne Wednesday, olwa Friday lweruyimiriziddwa.
So nga abava e Dubai okujja Entebbe, Uganda Airlines etaddewo Monday, Tuesday and Thursday.
Omwogezi wa Uganda Airlines Shakirah Lamar ategezezza CBS nti ekitongole ekitwala ebyonnyonyi mu Dubai kyabadde kibakkiriza okugwa mu bibuga okuli Sharjah ne Dubai World Central, kyokka Uganda Airlines egamba nti ebibuga ebyo biri wala ate era wabbeeyi okusinziira ku by鈥檃maguzi abasuubuzi abatambulira ku nnyonyi zabwe byebabeera nabyo.
Okusinzira ku mukungu akulira etambuza ye mirimu ku聽 kisaawe ky茅 Dubai, Paul Griffiths agamba nti enteekateeka y贸kulongoosa ekisaawe kye Dubai yakutuuka nga 22 June,2022 okwongera okuzza ekisaawe kyabwe ku mulembe.