• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni embeera ya Dr.Kiiza Besigye agitadde ku kooti ensukkulumu nti yeyavaako obuzibu – kooti enkulu eragidde aleetebwe mu kooti enkya nga 19 February,2025

President Museveni embeera ya Dr.Kiiza Besigye agitadde ku kooti ensukkulumu nti yeyavaako obuzibu – kooti enkulu eragidde aleetebwe mu kooti enkya nga 19 February,2025

February 18, 2025

Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko

August 19, 2026

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President Museveni embeera ya Dr.Kiiza Besigye agitadde ku kooti ensukkulumu nti yeyavaako obuzibu – kooti enkulu eragidde aleetebwe mu kooti enkya nga 19 February,2025

by Namubiru Juliet
February 18, 2025
in Opinions
0 0
0
President Museveni embeera ya Dr.Kiiza Besigye agitadde ku kooti ensukkulumu nti yeyavaako obuzibu – kooti enkulu eragidde aleetebwe mu kooti enkya nga 19 February,2025
0
SHARES
72
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni alumiriza munnabyabufuzi Rtd. Col. Dr Kiiza Besigye okwekandagga nagaana okulya emmere, nti  nekigendererwa eky’okudyekadyeka abantu bamukwatire ekisa, bave ku ky’emisango gya naggomola egimuvunaanibwa.

Museveni asoomozeza abantu abateeka akazito ku government ye nti eyimbule  Dr Kiiza  Besigye, agambye nti baleme kumala budde.

Agambye nti kyebalina okukola kwekusabirira ebitongole ebikwatibwako okuwozesa Besigye byanguyeeko ensonga ze, eggwanga litegeere emisango government gyemuvunaanira.

Museveni mu kiwandiiko kyafulumizza ekinyonyola ku nsonga za Dr Kiiza Besigye anyonyodde, nti obugonvu bwaliko buvudde ku ye kennyini okugaana okulya emmere mu mbeera y’okwekalakaasa, so ng’alina emisango gya naggomoa gyalina okuwoza.

Museveni anyonyodde nti abasawo ba DR Besigye babadde bamukyaalira era nebamutwalako mu malwaliro g’obwannanyini ye geyeesiga, naagamba nti bwekiba kyetaagisa okufuna obujanjabi obusingako era nakyo government ejjakukikola.

Museveni agambye nti ensonga zokuwozesa Besigye zaandibadde zaatandiika dda, nga n’eggwanga lyandibadde lyategeera dda amazima  wabula kkooti ensukulumu yeyavaako ttagali Ono bweyalemesa kkooti y’amagye okumuwozesa.

Okusinziira ku museveni ,Kati ensonga zisigadde eri ebitongole ebikwatibwako okwetikka fayiro z’emisango okuzitwala mu Koooti zabulijjo emisango gitandike okuwulirwa, oba okutereeza Koooti y’amagye etandike okukola emirimu gy’okuwozesa abantu abazizza egyennaggomola.

Wabula wadde guli gutyo, kooti enkulu mu Kampala etaddewo olunaku lw’enkya ku Wednesday nga 19 February,2025, okuwulira emisango egivunaanibwa Dr.Kiiza Besigye.

Gyebuvuddeko Besigye yaleetebwa mu kooti ng’anafuye nnyo, ekyeraliikiriza abantu abamu nebatuuka n’okwoza ku munnye, nebanenya government olw’okumukuumira mu kkomera mu kifo ky’okumuta agende afune obujanjabi obusingawo.

Besigye kooti y’amagye yamuggulako omusango gw’okusangibwa n’emmundu mu ggwanga lya Kenya gyeyakwatibwa ne munne Hajji Obed Kamulegeya, era  nga bavunaanibwa n’okutuuza enkiiko ez’enjawulo mu Kenya, Greece ne Switzerland n’ekigendererwa eky’okusekeeterera government ya Uganda.

Wabula kooti ensukkulumu nga 31 January,2025 bweyasala omusango ogwawaabwa Micheal Kabaziguluka, yasalawo nti kooti y’amagye terina buyinza buwozesa bantu ba bulijjo.

Yalagira nti fayiro y’emisango gyonna egyali mu kooti y’amagye egivunaanibwa abantu ba bulijjo gitwalibwe mu kooti za bulijjo zeziba zibawozesa.

Wano president Museveni wasinzidde nanenya kooti ensukkulumu okuwa ensala gy’agamba nti yali tesaanidde, era kwekukissa ku kooti eno, nti yeyavaako okukandaaliriza okuwozesa Besigye ne banne.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko
  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist