• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni awadde aba bodaboda mu Kampala n’emiriraano obuwumbi bwa shs 10 n’obukadde 200 bekulaakulanye – azitadde mu Sacco zabwe ezitongozeddwa

President Museveni awadde aba bodaboda mu Kampala n’emiriraano obuwumbi bwa shs 10 n’obukadde 200 bekulaakulanye – azitadde mu Sacco zabwe ezitongozeddwa

September 21, 2025
Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

June 2, 2026
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
Paul kafeero

Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi

June 1, 2026
Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

May 31, 2026
Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

May 31, 2026
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museveni awadde aba bodaboda mu Kampala n’emiriraano obuwumbi bwa shs 10 n’obukadde 200 bekulaakulanye – azitadde mu Sacco zabwe ezitongozeddwa

by Namubiru Juliet
September 21, 2025
in Amawulire
0 0
0
President Museveni awadde aba bodaboda mu Kampala n’emiriraano obuwumbi bwa shs 10 n’obukadde 200 bekulaakulanye – azitadde mu Sacco zabwe ezitongozeddwa
0
SHARES
131
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, awadde abagoba ba bodaboda mu Kampala n’emiriraano ensimbi obuwumbi bwa shs 10 n’obukadde 200, okuzikozesa okwekulakulanya n’okukuza amaka n’omulimu gwabwe.
President Museveni ssente bano azibaweredde mu kisaawe e Kololo, ku mukolo gyetongolezza SACCO z’abavuzi ba Bodaboda ezisoba mu 110 okwetooloola district okuli Kampala, Mukono ne Wakiso.
President Museveni bwabadde akwasa abagoba ba bodaboda bano ensimbi agambye nti wakufaafaagana naabafere n’ababulankanya ensimbi zaagaba okukulakulanya abantu babulijjo.
President ajulirizza n’ensimbi zeyasooka okuwa aba bodaboda mu SACCO zaabwe mu mwaka gwa 2011, zebagamba nti bangi tebaazifunako.
President Museveni abuuzizza ensimbi ezo gyezalaga nekyezaakola, era Mawejje Francis, ssentebe waaba bodaboda mu Uganda naamutegeeza nti ensimbi zaakwasibwa bantu bakyamu abataali mu mulimu gwabwe.
Waliwo abategeezezza nti ssente ezo ebiseera ebyo zaakwasibwa aba bodaboda abaali bakulirwa Kittatta Abdullah, eyali akulira ekibinja Kya Bodaboda 2010, era eyali ssentebe wa NRM mu ggombolola ye Rubaga.
President Museveni wano waasinzidde naawera okufaafaagana nababulankanya ensimbi zawa abantu baabulijjo okwekulakulanya, nezikomekkereza mu nsawo z’abantu ab’olubatu.
President Museveni mungeri yeemu alabudde aba bodaboda okwewala amakubo agookwewola gyebabasa abamagoba amangi nebatuuka nokubowa pikipiki zaabwe, nti naabawa amagezi nti bakozese SACCO zaabwe zebalimu ku magoba amatono agatasukka bitundu 6%.
Presidenr Museveni mu ngeri yeemu azeemu okkukaatiriza nti tagenda kukkiriza bantu kubba banna Uganda, era aweze okukolawo ekyenjawulo ku  baaleega ebisale n’okukuba abantu engassi  esukiridde, mu kiseera government lweyali ekozesa camera zokunguudo okukuba ebipapula ku bidduka naddala ebyalina number plate endigito.
Ssentebe wa bodaboda mu Uganda, Mawejje Francis, aweze nokwongera okukunga banne mu mirimu gyokwekulakulanya naddala nga bakozesa obuwumbi 10 n’obukadde 200 president bwabadde.
Mukusooka, omukolo guno gutaataganyiziddwa ekire ky’enkuba etandise okufudemba, nga president Museveni yakatuuka, era bangi ebaggwereddeko.
Oluvannyuma lw’enkuba okukya, omukolo gugenze mu maaso.#
Bisakiddwa: Ddungu Davis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!
  • Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031
  • Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be
  • Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi
  • Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist