• Latest
  • Trending
  • All

President Museveni asiibudde ba minister be – bagenze n’ekisanja ekikadde 2021/2026

May 6, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museveni asiibudde ba minister be – bagenze n’ekisanja ekikadde 2021/2026

by Namubiru Juliet
May 6, 2026
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
75
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa asiibudde ba minister be mu lukiiko lwaba minister olusembyeyo mu kisanja kino 2021-2026, lubadde mu Maka g’obwa president Entebbe.
Ba minister bano abasoba mu 80 abategekedde n’akabaga akabasiibula n’abeebaza olw’emirimu gyebakoze mu kisanja kino.
President Museveni mu bubaka bwatadde ku kibanja kye ekya X,  agambye nti olukiiko lwaba minister be bano, lwerututte Uganda ku mutendera gw’ensi eziriko yadde yaddeko mu byenfuna emanyiddwanga Middle Income status.
President Museveni yalonda olukiiko lw’aba minister mu kisanja kino abaali batasuubirwa mu bifo mweyabateeka, era nategeeza  eggwanga nti ba minister beyalonda bavubi, nti ye beyalabamu omulamwa okuddukanya government ye.
Mu kisanja kino ba minister babiri okuli Charles Engola Machadwog eyali minister omubeezi ow’ekikula ky’abantu avunaanyizibwa ku bakozi, ne Sarah Mateke eyali minister omubeezi ow’ebyokwerinda Omutonzi yabajjulula tebamazeeko kisanja kino, era nga minister Charles Engola omukuumi we yeyamwettira, yamukuba amasasi mu Makaage mwennyini
Museveni era mu kisanja kino, yasuula ba minister 3 okuli eyali ow’ebyokwerinda Vincent Bamulangaki ssempijja, gweyasikiza Jacob Oboth Oboth.
President era  yasuula eyali minister w’e Karamoja Mary Goteth Kitutu ne minister we omubeezi eyali ow’ensonga z’e Karamoja Agnes Nandutu,  nga bano ebyabazaalira akabasa kwekwezibika amabaati agaali ag’okuweebwa abawejjere e Karamoja. Nandutu Kooti yamusalidde emyaka 4 ng’ali mu nkomyo, wadde nga n’amabaati yagazaayo.
Museveni mu kisanja kino mweyakolera endagaano wakati wekibiina kye ki NRM ne DP, mweyalondera ssenkaggale wa DP Nobert MOa kubwa minister bwa ssemateeka n’obwenkanya, ng’ono werutuukidde olwaleero ng’alamuza bwa sipiika bwa parliament wadde nga parliament ejjuddemu aba NRM.
Mwami Museveni mu kisanja kino, era mweyalondera eyali omutegesi w’ebivvulu Balam Barugahare Ateenyi, nga minister omubeezi ow’ekikula ky’abantu avunaanyizibwa ku nsonga z’abavubuka okudda mu bigere bya Sarah Mateke kati omugenzi, gweyali atutte mu ministry y’ebyokwerinda
Museveni mu kisanja kino era yalonda munnamagye eyali omudduumizi w’eggye ly’eggwanga Gen.Wilson Mbasu Mbadi, nga minister omubeezi ow’ebyobusuubuzi, obuduumizi b’amaggye naabulonderamu mutabani we era omuwabuzi we ku bikwekweto eby’enkizo General Muhoozi Kainerugaba, omukulembeze w’ekisinde ky’ebyobufuzi ki Patriotic League of Uganda PLU.
President Museveni wakulayizibwa nga  12 May,2026 atandike ekisanja eky’omusanvu ekya 2026-2031, olwo addemu okulonda olukiiko lwa ba minister oluggya.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist