• Latest
  • Trending
  • All
President Museven asuubizza nti enguzi yakufuuka lufumo mu Uganda – alabudde abakotoggera entegeka y’okusitula omutindo gw’emmwanyi

President Museven asuubizza nti enguzi yakufuuka lufumo mu Uganda – alabudde abakotoggera entegeka y’okusitula omutindo gw’emmwanyi

January 25, 2024
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

President Museven asuubizza nti enguzi yakufuuka lufumo mu Uganda – alabudde abakotoggera entegeka y’okusitula omutindo gw’emmwanyi

by Namubiru Juliet
January 25, 2024
in CBS FM
0 0
0
President Museven asuubizza nti enguzi yakufuuka lufumo mu Uganda – alabudde abakotoggera entegeka y’okusitula omutindo gw’emmwanyi
0
SHARES
208
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ng’eggwanga lyeteekerateekera okukuza olunaku lw’amenunula olunaku olwenkya nga 26 January 2024,mu district ye Jinja, president Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, azeemu okuwera olutalo ku bulyake n’obuli bwenguzi ngeemu ku nteekateeka y’okutwala eggwanga mu maaso.

President Museveni mukwogerako eri eggwanga ng’asinziirira mu maka g’obwa president e Nakasero, agambye nti  eggwanga lisoomozeddwa nnyo olw’enguzi esensedde ebitongole ebyenjawulo omuli n’ababikulira.

Anokoddeyo abakulu abawandiisa abakozi ab’empewo mu bitongole bya government, ekiviiriddeko emirimu okudobonkana ekitagambika.

Asuubizza nti olutalo lw’okulwanyosa enguzi alukutteko kannabwala.

President Museveni era yenyamidde olwa alipoota ya ssabalondoozi w’ebitabo bya government eyalaze obufere mu bitongole bya government, nti kyokka mu kifo kyokuwandiikira abanoonyereza basobole okukwata abagirya  ate nti alipoota yagyitutte mu parliament.

President Museveni era aweze nti wakufaafaagana nabagezaako okuyingirira enteekateeka za government ezeenkulakulana n’okutumbula obulimi n’obusuubuzi bw’emmwanyi mu ggwanga.

Bino bijjidde mu kiseera ng’olutalo olw’ebigambo ku mmwanyi lubadde lwamanyi ddala ku mitimbagano emigatta bantu naddala kumukutu ogwa X eyali Twitter, ng’abamu ku balimi n’abasubuzi b’emmwanyi balumiriza nti waliwo abafere abaabulankanya ensimbi eziri eyo mu buwumbi ezaali  ez’okutumbula emmwanyi mu ggwanga.

Annyonyodde nti enkulaakulana ya Uganda ezze ekulira ku bitundu 6.2 % mu bbanga ery’emyaka 37 egiyise, nga n’olwekyo tayinza kugumiikiriza bagizza mabega.

Uganda era eyongedde ku bungi bw’ebintu byetunda mu mawanga amalala naddala aga East Africa biweza ebitundu 43.5%, ate ebitundibwa mu Middle East biweza ebitundu 18.1%, mu Asia biri ebitundu 17.6% .

Enteekateeka ya Parish Development Model egenderera okwongera okusitula enkulaakulana, abantu akakadde 1.6 bebakaweebwa ensimbi, era ng’abazifunye bongedde okutondawo emirimu naddala mu  bitundu kye Kigezi, Acholi ne Lango.

President Museven era asuubizza nti government yakwongera obuwumbi  bwa sh 5 buli mwaka mu nteekateeka z’okuzza engulu eby’obulambuzi bya Uganda, okutuuka mu 2028.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist