• Latest
  • Trending
  • All
Police ekutte 2 abateeberezebwa okutemula omuyizi w’essomero lya Kitebi SS

Police ekutte abantu 4 abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana omuwere mu district ye Mubende

April 27, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
Nnaalinnya Lubuga Agnes Nnabaloga atemye evvuunike ly’ekizimbe ku Muteesa I Royal University – okujjuukirirako amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33

Nnaalinnya Lubuga Agnes Nnabaloga atemye evvuunike ly’ekizimbe ku Muteesa I Royal University – okujjuukirirako amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Police ekutte abantu 4 abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana omuwere mu district ye Mubende

by Namubiru Juliet
April 27, 2026
in Amawulire
0 0
0
Police ekutte 2 abateeberezebwa okutemula omuyizi w’essomero lya Kitebi SS
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Police ekutte abantu 4 okuli Nakacwa Jovia, Sebuliba Yahaya, Ndayizeyi Claude ne Kaababiito Sharon abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana owa wiiki 3, ayitibwa Ssentume Dylan.
Omwogezi wa police mu bitundu bya Wamala, Lameck Kigozi agambye nti nnyina w’omwana nga ye Ainembabazi Janet omutuuze ku kyalo Kitonzi A cell mu gombolola y’e Lubimbiri mu district ye Mubende yekubira enduulu ku police, ng’omwana we abbiddwa nga 25 April,2026.
Nnyina w’omwana agamba nti  yali amulese munnyumba agende agule ebintu ku dduuka, agenda okudda ng’omwana taliiwo.

Yategeeza ku batuuze banne ne LC, abaamuwa amagezi okugenda ku police mu bwangu, era nayo neetandikirawo omuyiggo.

Lameck Kigozi agambye nti waliwo omutuuze eyabagulizza ku police nti olunaku omwana lweyabula, yalabako Ssebuliba Yahaya ewaka wa Ainembabazi Janet.

Police bweyakutte Ssebuliba kwekulonkoma Nakacwa Jovia omutuuze we Namagogo  South Division mu Mubende Municipality, nti yamuwa sente amubbire omwana oyo.

Police yagenze mu maaso n’okunoonyereza era neetuuka ewa Ndayizeyi Claude muganzi wa Nakacwa Jovia, kwekumukwata ayambeko police mu kunoonyereza.

Ndayizeyi Claude yabuulidde police nti eby’okubba omwana yabadde tabimanyiiko, wabula naategeeza nti Nakacwa muganzi we era nti yamutegeeza nti alina olubuto lwe, era naye abadde alinze mwana.

Omukyala bamulinnye akagere okutuusa webaamukwatidde ku kyalo Kiruma nakyo ekisaangibwa e Mubende, mu maka ga Kaababiito Sharon era naye akwatiddwa.

Lameck Kigozi alabudde abawala n’abakazi abalimbalimba abasajja embuto okweddako.

Bisakiddwa: Ssebuufu Baanabakintu Kironde

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga
  • Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist