• Latest
  • Trending
  • All
Omuwendo gw’ababaka ba parliament ya Uganda mugukendeeze – Dan Wandera Ogalo

Omuwendo gw’ababaka ba parliament ya Uganda mugukendeeze – Dan Wandera Ogalo

June 2, 2023
Omuliro gukutte galagi e Lwengo –  emmotoka ezisoba mu 7 ziyidde

Omuliro gukutte galagi e Lwengo – emmotoka ezisoba mu 7 ziyidde

September 28, 2023
President Museven alagidde minister w’ebyensimbi okuddamu okwekenneenya amateeka agakwata ku bawozi b’ensimbi

President Museven alagidde minister w’ebyensimbi okuddamu okwekenneenya amateeka agakwata ku bawozi b’ensimbi

September 28, 2023
Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja

Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja

September 28, 2023
CHAN: Uganda eyagala kusooka kutegeka mpaka za CHAN 2024 ezeeko AFCON 2027

CHAN: Uganda eyagala kusooka kutegeka mpaka za CHAN 2024 ezeeko AFCON 2027

September 28, 2023
Entanda ya Buganda 2023  – etandika 09 October

Entanda ya Buganda 2023 – etandika 09 October

September 28, 2023

Omuliro gukutte Lotus Tower mu Kampala

September 28, 2023
Omubaka Francis Zzaake yagobwa mu bukyamu ku kifo kya commissioner wa parliament – kooti

Omubaka Francis Zzaake yagobwa mu bukyamu ku kifo kya commissioner wa parliament – kooti

September 28, 2023
Abayizi b’essomero ababadde bagenda okulambula e Jinja  bagudde ku kabenje

Abayizi b’essomero ababadde bagenda okulambula e Jinja bagudde ku kabenje

September 28, 2023
UCDA eggaddewo ebyuma by’emmwanyi e Kayunga – abasuubuzi balaajanye

UCDA eggaddewo ebyuma by’emmwanyi e Kayunga – abasuubuzi balaajanye

September 28, 2023
URA etaangaazizza ku nnyumba z’abapangisa ez’okusasulira omusolo – ezitaweza mitwalo 240,000/= sizaakusasula

URA etaangaazizza ku nnyumba z’abapangisa ez’okusasulira omusolo – ezitaweza mitwalo 240,000/= sizaakusasula

September 27, 2023
Kooti ekkiriza eyali Ssenkulu wa NSSF Byarugaba okuwaabira ssenkulu omuggya

Kooti ekkiriza eyali Ssenkulu wa NSSF Byarugaba okuwaabira ssenkulu omuggya

September 27, 2023
CAF ekkirizza Uganda – Kenya ne Tanzania okutegeka empaka z’ekikopo kya Africa 2027

CAF ekkirizza Uganda – Kenya ne Tanzania okutegeka empaka z’ekikopo kya Africa 2027

September 27, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Omuwendo gw’ababaka ba parliament ya Uganda mugukendeeze – Dan Wandera Ogalo

by Namubiru Juliet
June 2, 2023
in Opinions
0 0
0
Omuwendo gw’ababaka ba parliament ya Uganda mugukendeeze – Dan Wandera Ogalo
0
SHARES
212
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Munnamateeka Dan Wandera Ogalo ,awadde oludda oluvuganya government amagezi nti ezimu ku nnongosereza zeruba lusaako essira, kwekukendeeza omuwendo gw’ababaka ba parliament.

Agambye nti ababaka bangi naye tebalina byebateeseza ggwanga, gyagambye nti bannansi bagenda kutuuka ekiseera nga tebakyagisobola kugirabirira

Munnamateeka Dan Ogalo asinzidde mu kulungaana lw’oludda oluvuganya government olugenda mu maaso ku woteeri ya Common wealth Resort e Munyonyo, ,okukungaanya ebirowoozo ku nnongosereza mu ssemateeka w’eggwanga n’amateeka agafuga ebyokulonda.

Yewuunyizza engeri eggwanga eryavu nga Uganda gyerisobola okubeeera ne parliament ennene bwetyo erimu ababaka 529.

Munnamateeka Ogalo Wandera agambye nti parliament ennene bwetyo, etteeka akazito ku byenfuna byeggwanga ,bannayuganda nebattikibwa omugugu gwokubalabirira, nga nga nebyebateeseza eggwanga tebirabika.

Obuzibu abutadde ku parliament yennyini gyagambye nti tegoberera mateeka agalambikiddwa obulungi mu ssemateeka w’eggwanga mu kutondawo constituencies zino.

Dan Wandera Ogalo awabudde nti eggwanga liddeyo ku nnono ne ssemateeka w’eggwanga,bwekiba kyakutondawo constituencies ,wasooke kubeerawo okubala kw’abantu okweggwanga lyonna okumanya omuwendo gw’abantu abawangaalira mu kitundu, ekyagala okukiwa consitituency.

Awabudde nti era kyekiseera ne offisi y’omumyuka wa president esuumusibwe, president bwaba agenda kwesimbawo ,yesimbewo n’omumyuka we bannansi babakubeko lumu akalulu nga bwekiri e Kenya.

Agambye nemirimu gy’omumyuka wa president girambikibwe, aleme kubeera wakutwala mabugo omukulembeze weggwanga gaaba amuttise nga bwekiri mu kiseera kino.

Dan Wandera Ogalo munnamateeka avumiridde eky’abakulembeze abamenya amateeka ge ggwanga. Awadde eky’okulabirako nti kikyamu ,ekyamunnamaggye yenna okwenyigira mu by’obufuzi nga tasoose kuwummula magye.

Ogalo agambye nti ebikolebwa mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Gen Muhoozi Kaineruga nti biraga ng’ayagala okwesimbawo ku bwa president, nti bimenya amateeka g’eggwanga nti kuba akyali munnamagye. wabula agambye nti  ekisinga okukwasa ennaku nti te waliwo ababaka ba parliament abakola amateeka ate abamuwerekera mu kumemya amateeka gensi eno

Akulira oludda oluvuganya gavument Mathias Mpuuga Nsamba agambye nti ssemateeka weggwanga azze ataagulwataagulwa nga kyekiseera emigigi egyenjawulo egyaliwo ng’qbagibwa neegyo egitaaliwo giweeyo ebirowoozo byaagyo ,eggwanga lifune ssemateeka azingiramu ebirowoozo byabannansi bonna ,kulwobulungi bweggwanga era lwerugendo lwebatandise okubagako.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuliro gukutte galagi e Lwengo – emmotoka ezisoba mu 7 ziyidde
  • President Museven alagidde minister w’ebyensimbi okuddamu okwekenneenya amateeka agakwata ku bawozi b’ensimbi
  • Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja
  • CHAN: Uganda eyagala kusooka kutegeka mpaka za CHAN 2024 ezeeko AFCON 2027
  • Entanda ya Buganda 2023 – etandika 09 October

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist