• Latest
  • Trending
  • All
Olukuηaana lw’abavubuka ba NUP mu Busiro North luyiise – abawagizi b’abegwanyiza ekifo ky’omubaka wa parliament babiyombeddemu

Olukuηaana lw’abavubuka ba NUP mu Busiro North luyiise – abawagizi b’abegwanyiza ekifo ky’omubaka wa parliament babiyombeddemu

February 14, 2025

Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko

August 19, 2026

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Olukuηaana lw’abavubuka ba NUP mu Busiro North luyiise – abawagizi b’abegwanyiza ekifo ky’omubaka wa parliament babiyombeddemu

by Namubiru Juliet
February 14, 2025
in Opinions
0 0
0
Olukuηaana lw’abavubuka ba NUP mu Busiro North luyiise – abawagizi b’abegwanyiza ekifo ky’omubaka wa parliament babiyombeddemu
0
SHARES
380
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Police okuva e Kakiri ewaliriziddwa okuyimiriza olukungaana wamu n’enteekateeka  zabavubuka bannakibiina kya National Unity platform ababadde bakungaanidde ku New Eden Guest House mu musomo ogw’okweteegekera akalulu k’abavubuka akanaatera okubeerawo.

Kivudde bawagizi babeegwanyiza okukiikirira ekitundu kya Busiro North okutandiika okuggwangana mu malaka n’okwerangira ebisongovu,   nekizeeko ye police ikuyimiriza olukiiko luno .

Abawagizi babeesimbyewo okuli ab’omubaka wa Busiro North Paul Nsubuga ne Ssemaganda Ronald buli omu abadde alumiriza oludda olulala okukyankalanya olukiiko olubadde luyitiddwa mu mirembe .

Omubaka wa Busiro North ng’aliyo ku ticket yekibiina kya Nup asabye abakulembeze mu kibiina kye okutangaaza ku bigambibwa nti munne ayagala okumwesimbako Ssemaganda Ronald nti yasindikiddwa abakulu ku kitebe kya NUP e Makerere Kavule .

Wabula ye Ssemaganda Ronald nga yoomu kubeegwanyiza okukiikirira ekifo kino, nga ono  bamulumiriza okutabula olukiiko yesamudde ebimwogerwako nategeeza nti banne balemeddwa okukuunga bannakibiina, bwatyo ye  nabasinza ensumika .

Wabula ye Namutyaba Sylivia nga yakulira abavubuka mu kibiina kya NUP mu bitundu bya Buganda, era nga yabadde azze okukulemberamu enteekateeka eno agamba nti nabo nga bannakibiina basobeddwa olweneeyisa y,abawagizi babwe mu Busiro North.

Agamba nti tewavaddewo nsonga etabangula lukiiko luno, nga bonna bannakibiina abeegwanyisa okukiikirira ekifo kino bawereddwa omukisa okubeerawo .

Bisakiddwa:  Tonny Ngabo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Police ekutte abantu 22 e Naseke – basangiddwa batambuza ebitundu by’ensolo zomu nsiko
  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist