• Latest
  • Trending
  • All

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 9 ku mbeera eri mu Buganda – lusiimye enteekateeka ya Situla Omutindo neruvumirira obuwaayiro mu bbago lya Sovereignty bill obwolekedde okuziηηamya enkulaakulana

May 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 25, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 25, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

May 22, 2026
Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

May 21, 2026
Government ya Uganda eyimirizzaamu ennyonyi eziva mu DRC, awamu n’ebidduka ebirala okuyingira Uganda okutaangira ekirwadde kya Ebola

Government ya Uganda eyimirizzaamu ennyonyi eziva mu DRC, awamu n’ebidduka ebirala okuyingira Uganda okutaangira ekirwadde kya Ebola

May 21, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 9 ku mbeera eri mu Buganda – lusiimye enteekateeka ya Situla Omutindo neruvumirira obuwaayiro mu bbago lya Sovereignty bill obwolekedde okuziηηamya enkulaakulana

by Namubiru Juliet
May 4, 2026
in BUGANDA
0 0
0
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Owek. Patrick Luwaga Mugumbule, sipiika w’olukiiko lwa Buganda

Olukiiko lwa Buganda olutudde nga 04 May,2026 luyisizza ebiteeso 9, ebyesigamiziddwa ku kwogera kwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, mwalambikidde embeera bweyimiridde mu Buganda.
Ebiteeso bino bisomeddwa Minisita w’Olukiiko, Kabineti, Abagenyi era nga yavunaanyizibwa ne ku nsonga ez’enkizo mu Office ya Katikkiro Owek. Noah Kiymba.

1. Olukiiko luyozaayozezza  Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw’okutuuka ku mazaalibwa ge ag’emyaka 71, neruwanjagira  Katonda amwongere emirala mingi.

2. Abakiise basanyukidde  n’okwaniriza okwogera kwa Katikkiro ku mbeera nga bweyimiridde mu Bwakabaka, mwalambikidde emirimu egikoleddwa ate n’egigenda okukolebwa mu biwayi ebyenjawulo.

3. Olukiiko luyozaayozezza Katikkiro Charles Peter Mayiga olw’okuweza emyaka 13 ng’akutte Ddamula, era abakiise bamwebazizza olw’obukulembeze bwe obulungi, olw’obuwabuzi bwe n’obugumiikiriza eri abalala.

4. Olukiiko lwanirizza nnyo enkolaya Situla Omutindo n’emiramwa mwesimbye omuli eby’obulimi, ebyenjigiriza ebyobulamu, embeera z’aantu mu maka, obwegassi, obusuubuzi n’okukuza ebitone.

5. Olukiiko luvumiridde enkozesa y’obuveera enkyamu eviiriddeko okwonoona obutonde bw’ensi ne lusaba wabeewo enteekateeka ezikolebwa  okukalwanyisa.

6. Olukiiko lusembye Katikkiro okugenda mu maaso n’okubanja government eyaawakati ensimbi z’ebbanja ly’Obwakabaka,  ezisasule emirimu gy’Obwakabaka gisobole okutambula.

7. Olukiiko luvumiridde ensonga y’abyebyokwerinda okukwata abantu naddala bannabyabufuzi nebabatikka mu mmotoka z’ekika kya Drone nga tebagoberedde mateeka na mitendera mwebalina okuyita, ssinga omuntu aba azzizza omusango.

8. Olukiiko lusembye Katikkiro okutegeeza governemnt eyaawakati mu ngeri entongole,  naddala mu kisanja ekipya 2026 -2031, okulwanyisa enguzi mu baweereza ba government ku mitendera gyonna.

9. Olukiiko luvumiridde obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’etteeka ly’Obwetengereze ( protection of Sovereinty bill 2026), obuyinza okulemesa enteekateeka z’Obwakabaka era lusembye ebirowooza Ssaabawolereza wa Buganda byeyawaddeyo mu gavumenti eyaawakati.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo
  • Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966
  • Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna
  • Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist