• Latest
  • Trending
  • All
Obutali bwenkanya mu ngabanya y’ensimbi eziweebwa districts ezirimu abantu abangi buzingamya emirimu – Wakiso yesiinga okukosebwa

Obutali bwenkanya mu ngabanya y’ensimbi eziweebwa districts ezirimu abantu abangi buzingamya emirimu – Wakiso yesiinga okukosebwa

November 11, 2024

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

August 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Obutali bwenkanya mu ngabanya y’ensimbi eziweebwa districts ezirimu abantu abangi buzingamya emirimu – Wakiso yesiinga okukosebwa

by Namubiru Juliet
November 11, 2024
in CBS FM
0 0
0
Obutali bwenkanya mu ngabanya y’ensimbi eziweebwa districts ezirimu abantu abangi buzingamya emirimu – Wakiso yesiinga okukosebwa
0
SHARES
74
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Alipoota y’Akakiiko akalafuubanira Obwenkanya ka Equal Opportunities commission nate kazudde nti waliwo obutali Obwenkanya mu ngabanya y’Ensimbi eziweebwa district ezisingamu abantu abangi, ekizingamizza obuweereza eri abantu.

Alipoota eno eraze nti district ye Wakiso yesingamu abantu abangi mu Uganda eweza Obukadde 3,397,565, efuna Obuwumbi bw’ensimbi 109 n’Obukadde 876.

District ye Kasese Erina abantu Emitwaalo 847,027 yeddirira Wakiso n’Obuwumbi 96 n’Obukadde 495.

District ye Wakiso esinza district ye Kasese Abantu Obukadde 2 n’emitwaalo 55, kyokka ng’enjawulo mu nsimbi eziweebwa Wakiso ku kaseera kano ya Buwumbi 13 bwokka.

Alipoota eraze nti district ye Luweero ekwata kyakusatu mu nsimbi government yawakati zeewa district, erina abantu  Emitwaalo 614,230 efuna Obuwumbi  bwa shs 90 n’Obukadde 996.

District ye Ntungamo Erina abantu Emitwaalo 553,197 efuna Obuwumbi 76 n’Obukadde 735.

Isingiro district ku Bantu 633,844 efuna Obuwumbi 69 n’Obukadde 320, ate district ye Yumbe ku Bantu 972351 efuna Obuwumbi 60 n’Obukadde 318.

Alipoota eraze nti district ye Rukungiri Erina abantu Emitwaalo 375,974 efuna Obuwumbi 60 n’Obukadde 294, Kisoro ey’Abantu Emitwaalo 431,175 neefuna Obuwumbi 57 n’Obukadde 274.

District ye Kalungu erimu abantu Emitwaalo 309,735 efuna Obuwumbi 57 , Ssonga Mbaale ey’Abantu Emitwaalo 289774 efuna Obuwumbi 56 n’Obukadde 722.

Alipoota eno mungeri eyenjawulo ezudde nti wadde government yatondawo ebibuga 9 ne municipal Councils 31, ebintu bannansi byebaali basuubira omuli Omusolo, enguudo ennungi, embunyisa y’Amasannyalaze ,Okutumbuka kw’ebyobulamu nempeereza endala bikyalemye.

Ssenkulu w’Akakiiko k’Obwenkanya Hajjat Safia Nalule Jjuuko asabye government eyongere district ye Wakiso ensimbi ezeegasa kuba yesingamu abantu abangi, nga kino kitegeeza n’Obuweereza eri abantu abawangaaliramu bulina kuba bwa nnamaddala.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026
  • Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist