• Latest
  • Trending
  • All
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 16, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busega mu Kampala – Sinotruck ebasaabadde

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa ng’olubugo tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Ebintu byaffe eby’obuwangwa ng’olubugo tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa ng’olubugo tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

by Namubiru Juliet
July 16, 2025
in Amawulire
0 0
0
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa
0
SHARES
150
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Eyaliko omubaka wa Kawempe South  Mubaraka Sserunga Munyagwa “Mugaatigwabbata”  ne Moses Bigirwa eyava mu NUP, ne bannabyabufuzi abalala banjudde ekibiina ky’ebyobufuzi ekiggya bakituumye  “Common Man’s Party”
Akabonero k’ekibiina kino Lusaniya.
Abukulembeze ba Common Man’s Party nabo balayiziddwa.
Mu balonddeddwa Mubaraka Munyagwa ye President , Mutazinddwa Muhammod ye mumyuka we, Prof Mukama Namala Dennis yakulira ebyokulonda mu kibiina, Biriggwa Moses eyali mu NUP kati ye Ssaabawandiisi wa Common man’s Party, Ssemakula Habib y’amyuka President era atwala ekitundu kya Buganda, Tuwine John mumyuka wa President western era ye mwogezi w’e kibiina, Mulwanyi Tamino Muhammed mumyuka wa President Eastern, Ebyobulambuzi ne byenfuna balonddeddemu Phillip Magambo ate omumyuka w’omuteesiteesi we kibiina ye Sultan Nkonge.
Munyagwa, agambye nti ekibiina kyabwe tekizze kulwanyisa kibiina kyonna ekiri ku ludda oluvuganya government, bakulwanyisa NRM yokka.
Agambye nti bagenda kusimbawo abantu ku bifo by’obukulembeze ku mitendera gyonna.
Wabula akakiiko akakulira eby’okulonda mu ggwanga n’okuwa olukusa ebibiina by’obufuzi mu ggwanga aka Uganda Electoral Commission  kagambye nti ekibiina kino tekanakiwa lukusa lukola byabufuzi, era tekakirina mu biwandiiko byabwe.
Omwogezi wa Uganda Electoral Commission Julius Muchunguzi agambye nti waliwo ebigobererwa okukola ekibiina era bimanyiddwa bulungi, nolwekyo Munyagwa ne banne byebaliko bbo ng’abakakiiko tebabimanyi.
Julius ategezezza nti ku lukalala lw’ebibiina byobufuzi byebalina balinako 27 byokka, ekibadde kyakasembayo okwewandiisa   mu bitabo byabwe kye kya People’s Front for Freedom PFF.
Bino webijidde nga ebibina byobufuzi bingi byongera okubangibwawo, nga wasigaddeyo myezi bwezi okulonda kwa 2026 kutuuke#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busega mu Kampala – Sinotruck ebasaabadde
  • Ebintu byaffe eby’obuwangwa ng’olubugo tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona
  • Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona
  • Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71
  • Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist