• Latest
  • Trending
  • All
Mu tteeka eppya eriruηηamya abasomesa mu ggwanga – buli musomesa alina okuba ne degree ne Licence emukkiriza okukola omulimu ogwo

Mu tteeka eppya eriruηηamya abasomesa mu ggwanga – buli musomesa alina okuba ne degree ne Licence emukkiriza okukola omulimu ogwo

April 24, 2026

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Mu tteeka eppya eriruηηamya abasomesa mu ggwanga – buli musomesa alina okuba ne degree ne Licence emukkiriza okukola omulimu ogwo

by Namubiru Juliet
April 24, 2026
in Opinions
0 0
0
Mu tteeka eppya eriruηηamya abasomesa mu ggwanga – buli musomesa alina okuba ne degree ne Licence emukkiriza okukola omulimu ogwo
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament eyisizza etteeka erya The National Teachers’ act 2024, erigendereddemu okuwandiisa, okulungamya, okubangula, n’okulondoola enneeyisa y’abasomesa mu ggwanga.
Etteeka lino likifudde kya buwaze buli musomesa okubeera n’obuyigirize obutandiikirwako obwa degree,  awamu n’okubeera ne certificate ebakkiriza okukola omulimu gw’obusomesa.
Etteeka  lino eriyisiddwa linywezezza ebirowoozo n’ebiteeso ebyalambikibwa olukiiko lwaba minister mu 2019  National Teachers Policy.
Etteeka lino litonzeewo akakiiko k’eggwanga akavunaanyizibwa ku nsonga z’abasomesa ka National Teachers Council, kano nga kekakwasiddwa obuyinza obw’okuwandiisa n’okuwa licence eri abasomesa, okukwasisa empisa mu basomesa, n’okulondoola obukugu bwabwe.
Akakiiko ke kamu kalina akalina okukola ku kizibu ky’abasomesa abebulankanya ku masomero.
Etteeka lino eriyisiddwa, littaddewo obuyigirize obwessalira bwa degree eri buli musomesa okukkirizibwa okusomesa abaana b’eggwanga.
Abasomesa mu kiseera kino nga tebalina degree,watereddwawo enteekateeka mu tteeka lino, etuumiddwa ‘Continuous Professional Development’ egenda okuyambako abatalina degree okweyongerayo okuzifuna nga government ebakwatirako.
Mu tteeka lino, kifuuliddwa kyabuwaze buli musomesa okufuna Certificate emukkiriza okusomesa abaana b’eggwanga, nga Certificate eno yakufunibwa okuva eri akakiiko ka National Teachers Council.
Certificate eno yakuzibwanga obuggya buli luvannyuma lwa myaka e 4, so nga era yakusazibwangamu singa omusomesa yeeyisa mu neeyisa etajja nsa etyoboola etteeka lino neneeyisa y’abasomesa mu ggwanga.
Ssentebe w’akakiiko ka parlament akolondoola ebyenjigiriza n’emizannyo James Kubeketerya, abuulidde parliament nti etteeka lino liriko enkyuukakyuuka mpitirivu zerireeese  mu byenjigiriza, omuli okuwandiisa okw’obuwaze eri  abasomesa bonna mu ggwanga, okubeera ne Certificate ezibakkiriza okukola omulimu gw’obusomesa  saako okukola Internship.
Mu kuwa abasomesa certificate ezibakkiriza okukola omulimu gw’obusomesa, akakiiko ka National Teachers Council kakukolera wamu n’akakiiko keggwanga akavunaanyizibwa ku byenjigiriza n’amatendekero agawaggulu ka National council for Higher education.
Abassomes abatalina certificate ezibakkiriza okukola omulimu gwobussomesa SSI bakukkirizibwa kusomesa.
Etteeka lino likwata ku basomesa okuli aba nursery oba pre primary, aba Primary ne secondary.
Abasomesa n’amatendekero agawagggulu okuli Universities, institutes n’amalala bbo baluηηamizibwa mu tteeka eddala erya the Universities and other Tertiary institutions Act.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist