Abakozi ba Cbs ku kabaga kabwe akaggalawo omwaka 2024bn’okwaniriza omwaka omuggya 2025.
Kaabadde ku Forest Resort e Lweza.
Abaweereza abaasukkuluma ku baanabwe mu buweereza ku CBS bakwasiddwa ebirabo byabwe .
Ebirabo ebyabaweereddwa mulimu ssente enkalu, saako ekyapa ky’ettaka ekyakwasiddwa omukozi eyakize ku balala mu mwaka 2024.