• Latest
  • Trending
  • All
Ministry y’ebyenguudo efulumizza enteekateeka y’okuggyawo ekitongole kya UNRA – abakibanja ebyapa by’ettaka beraliikirivu

Ministry y’ebyenguudo efulumizza enteekateeka y’okuggyawo ekitongole kya UNRA – abakibanja ebyapa by’ettaka beraliikirivu

November 13, 2024
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Ministry y’ebyenguudo efulumizza enteekateeka y’okuggyawo ekitongole kya UNRA – abakibanja ebyapa by’ettaka beraliikirivu

by Namubiru Juliet
November 13, 2024
in CBS FM
0 0
0
Ministry y’ebyenguudo efulumizza enteekateeka y’okuggyawo ekitongole kya UNRA – abakibanja ebyapa by’ettaka beraliikirivu
0
SHARES
109
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ministry y’ebyentambula n’enguudo ebaze enteekateeka, ministry eno gyegenda okwesigamako okweddiza obuvunaanyizibwa bw’ebitongole okuli ekivunaanyizibwa ku nguudo ki Uganda National Roads Authority n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsimbi eziddaabiriza n’okulabirira enguudo ki Uganda Road Fund.

Parliament yasalawo ebitongole bino bigattibwe,  mu lutuula lwayo olwaliko n’ababaka okwekuba ebikonde.

Minister w’ebyentambula n’enguudo Gen Edward Katumba Wamala mu kiwandiiko kyafulumizza anyonyodde nti enteekateeka ebagiddwa, ministry gyegenda okutambulirako okweddiza ebitongole bino, yakutandika okukola oluvanyuma lw’omukulembeze w’eggwanga okussa omukono ku mabago gamateeka agagyawo ebitongole ebyo byombi.

General Edward Katumba Wamala agambye nti mu kiseera kino, emirimu gy’ebitongole bino byombi UNRA ne Uganda Road gyakusigala nga gitambula bukwaku, contracts ezigenda mu maaso zakusigala nga ziteekebwa mu nkola okutuusa nga omukulembeze weggwanga atadde omukono ku mateeka gombi agaggyawo ebitongole bino.

General Katumba Wamala awabudde ba kontulakita n’abantu abalala abalina emirimu n’ebitongole ebyo, basigale nga bakolagana nabakulu mu bitongole ebyo nga bwebabadde bakola, wabula abo abalina okwebuuza okusingawo batuukirire omuteesiteesi omukulu mu ministry yebyentambula nenguudo okumanyisibwa ebisingawo.

UNRA okugyibwawo kijjira mu kiseera nga waliwo bannansi ababanja ebyapa byabwe byebaawa ekitongole kino okusalako ebitundu UNRA byeyagula  okuzimbako enguudo, nga ebyapa bino bikunukkiriza mu 8000.

Alipoota envanyuma eyakolebwa akakiko ka parliament aka Cosase, yalaga nti UNRA ebyaapa bino emaze nabyo emyaka egikunukkiriza mu 10.

Godfrey Kayemba Ssolo memba ku kakiiko ka Cosase alabudde nti singa ministry y’ebyentambula tebeera nambulukufu ku ngeri bannansi gyebalina okufunamu ebyapa byabwe singa UNRA evaawo nga bwekyayisibwa, bannansi boolekedde okufiirwa ebyaapa byaabwe kubanga ebyaapa  byandigwa mu ngalo zababbi, nebatwaala ettaka ly’abantu.

Ekitongole ki UNRA okugenda wansi wa ministry yebyentambula  kulyaaliko enkalu naddala ku mutemwa gwensimbi ogulina okusasula abakozi abagenda okufiirwa emirimu.

Ekitongole ki UNRA kinnajjukirwa nti kyalaalika dda nti kyetaaga ensimbi obuwumbi 190 okusasula abakozi baakyo abagenda okufiirwa emirimu songa yo government egamba nti obuwumbi 46 bweyateekateeka okusaasaanya okusasula abakozi abo.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist